TOP

Emmotoka y'emisubbaawa egudde e Namboole

Added 27th July 2020

Abantu nga bali awali emmotoka eyagudde.

Abantu nga bali awali emmotoka eyagudde.

DDEREEVA w'emmotoka kanta nnamba UAZ 735 D n'omugagga abadde asaabaza emisubbaawa abatannategeerekeka mannya baasimattuse okufiira mu kabenje akaagudde Namboole ku kisaawe. Herbert Muwada eyabaddewo ng'akabenje kano kagwa yategeezezza nti emmotoka yabadde eva Bweyogerere ng'edda Kampala. Agamba nti yabadde ku misinde mingi n'eremererwa okuweta kwe kuwaba ku ddereeva n'egwa mu luwonko lw'eggaali y'omukka. Ayongerako nti oluvannyuma lw'okutwala abaakoseddwa mu ddwaaliro ate abadduukirize abamu babbye emisubbaawa okutuusa poliisi y'e Bweyogere lwe yazze n'aba gumbulula era byonna byatwaliddwa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...