TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abazigu batulugunyizza omutuuze ne basanyawo n'ebitooke bye

Abazigu batulugunyizza omutuuze ne basanyawo n'ebitooke bye

Added 27th July 2020

ABAZIGU balumbye amaka g’omutuuze e Bunnamwaya ne bamutulugunya n’okutemaatema ebitooke bye

Mugerwa ng’alaga ennimiro eyasaayiddwa.

Mugerwa ng’alaga ennimiro eyasaayiddwa.

ABAZIGU balumbye amaka g'omutuuze e Bunnamwaya ne bamutulugunya n'okutemaatema ebitooke bye. Obulumbaganyi buno bwabadde ku kyalo Bunnamwaya-Kisingiri zzooni mu Makindye, abazigu bwe baalumbye Charles Mugerwa 80, ne basaawa ennimiro ye emisana ttuku kyokka bwe yabadde agezaako okubabuuza lwaki ne bamugwa mu bulago naye abatuuze bwe baakubye enduulu abavubuka ne badduka. Akulira poliisi y'e Bunnamwaya, Dickson Bannya yategeezezza nti bakyanoonya abazigu bano. Omusango guno guli ku ffayiro nnamba SD: 05/16/07/2020

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssebunnya

Ssebunnya alambuludde ebyas...

OMUWABUZI wa Pulezidenti Museveni ku nsonga za Buganda, Robert Ssebunnya avuddeyo n'ayogera ku mbeera y'ebyokulonda...

Nabirah.

Omuliro mu kalulu ka Bammeeya

BANNAKAMPALA basuze mu keetereekerero okulonda Loodi Meeya wabula ekibuuzo ekiri mu bantu kiri kimu: Erias Lukwago...

Bano baabadde ku boodabooda nga batwala omulwadde mu ddwaaliro.

Basonze ku kyasuddeMuseveni...

ABATUUZE mu disitulikiti y'e Mayuge n'abakulembeze boogedde lwaki Robert Kyagulanyi Ssentamu ‘Bobi Wine' owa NUP...

Cranes eyasamba Congo Brazaville e Kumasi .

Cranes lwe yasimattuka okuf...

EMIZANNYO gizze gigwamu ebikangabwa eby'amaanyi ne mufiiramu abazannyi. Ebimu ku bino bwe bubenje bw'ennyonyi okugeza;...

Abazannyi ba Gomba nga basanyikira emu ku ggoolo ezaateebeddwa Charles Bbaale (asitamye ku kkono).

Gomba ne Buddu zifungizza k...

BANNABUDDU n'abava e Gomba essanyu katono libaabye eggulo, ttiimu zaabwe bwe zeesozze semi y'empaka z'omupiira...