TOP

Poliisi emukutte ku by'okufera aba boda

Added 27th July 2020

POLIISI y’e Bugoloobi mu munisipaali y’e Nakawa ekutte omukazi aba bodaboda gwe balumiriza okubaferangako ssente zaabwe nga yeefuula asaba obuyambi

Mia eyakwatiddwa.

Mia eyakwatiddwa.

POLIISI y'e Bugoloobi mu munisipaali y'e Nakawa ekutte omukazi aba bodaboda gwe balumiriza okubaferangako ssente zaabwe nga yeefuula asaba obuyambi. Mia Florence 36, ng'alimu omusaayi gwa Bugirimaani, yasangiddwa ku poliisi y'e Bugoloobi ng'asobeddwa oluvannyuma lw'abavuzi ba bodaboda babiri okwabadde James Okullo ne Nixon Ssekitooleko okumulumiriza okubabba. Akulira ebikwekweto ku poliisi y'e Bugoloobi, Isaac Kiyongo yategeezezza nti Mia baamukutte era baamugguddeko omusango gw'obubbi ku Fayiro nnamba SD:20/19/07/2020

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dr. Mwebesa

Omuntu owa 5 afudde Corona

UGANDA efiiriddwa omuntu owookutaano, ekyongedde okweraliikiriza nti obulwadde bwa Corona bukyali bwa maanyi mu...

Olukiiko lwa NRM e Bukasa L...

WABADDEWO okusika omuguwa ku Ofiisi za NRM e Bukasa-Masozi mu Ggombolola y'e Bweyogerere mu Munisipaali y'e Kira...

Aba Takisi mu ppaaka y'oku ...

WABALUSEWO obutakanya mu ba takisi mu  ppaaka y'oku kaleerwe ekiwayi ekimu bwe kirumirizza nanyini ttaka kwe bakolera...

Nalweyiso ng'atottola obulamu bw'ekkomera

Gwe baakwatira mu Curfew ne...

OMUYIMBI  eyakwatibwa olw'okugyemeera ebiragiro bya pulezidenti oluvudde mu kkomera e Kigo nayiiya oluyimba lw'atumye...

Abaabadde batendekebwa okuyamba abakoseddwa mu mataba.

Ab'e Kasese abaakosebwa ama...

ABANTU b'e Kasese abaakosebwa amataba olw'omugga Nyamwamba okwabika bakyalaajanira gavumenti okubayamba waakiri...