TOP

Mourinho akoonye Man-u

Added 30th July 2020

Jose Mourinho

Jose Mourinho

Mu ngeri ekoona n'okusosonkereza abaaliko bakama be aba ManU, omutendesi Jose Mourinho agambye nti Bruno Fernandes mukubi wa peneti mulungi nti ate ekitone kye kyeyerudde nnyo sizoni eno kuba abadde n'omukisa oguteeba peneti 20.

ManU ye ttiimu esinze okufuna peneti sizoni eno mu Premier era nga zonna Fernandes z'akubye aziteebye.

Fernandes ne Mourinho bannansi ba Portugal era ng'okujja kwa ssita ono mu January kwe kwayambye ManU okukwata ekyokusatu n'eddayo mu Champions League.

Mourinho yagobwa ManU mu December wa 2018 n'asikirwa Ole Gunnar Solskjaer.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Olukiiko lwa NRM e Bukasa L...

WABADDEWO okusika omuguwa ku Ofiisi za NRM e Bukasa-Masozi mu Ggombolola y'e Bweyogerere mu Munisipaali y'e Kira...

Aba Takisi mu ppaaka y'oku ...

WABALUSEWO obutakanya mu ba takisi mu  ppaaka y'oku kaleerwe ekiwayi ekimu bwe kirumirizza nanyini ttaka kwe bakolera...

Nalweyiso ng'atottola obulamu bw'ekkomera

Gwe baakwatira mu Curfew ne...

OMUYIMBI  eyakwatibwa olw'okugyemeera ebiragiro bya pulezidenti oluvudde mu kkomera e Kigo nayiiya oluyimba lw'atumye...

Abaabadde batendekebwa okuyamba abakoseddwa mu mataba.

Ab'e Kasese abaakosebwa ama...

ABANTU b'e Kasese abaakosebwa amataba olw'omugga Nyamwamba okwabika bakyalaajanira gavumenti okubayamba waakiri...

 Abdallah Mubiru ng'ayogerako n'abazannyi be

Mubiru atendeka Police FC a...

OMUTENDESI wa Police FC, Abdallah Mubiru, aweze nga sizoni ejja bw’alina okulaba nga ttiimu ye evuganya ku bikopo....