TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ab'e Kasese abaakosebwa amataba basomeseddwa okutaasa bannaabwe

Ab'e Kasese abaakosebwa amataba basomeseddwa okutaasa bannaabwe

Added 3rd August 2020

Abaabadde batendekebwa okuyamba abakoseddwa mu mataba.

Abaabadde batendekebwa okuyamba abakoseddwa mu mataba.

ABANTU b'e Kasese abaakosebwa amataba olw'omugga Nyamwamba okwabika bakyalaajanira gavumenti okubayamba waakiri ebasengule kubanga embeera gye balimu teyeyagaza kuba abamu tebalina waakusula so nga n'emirimu tebalina.

Omugga Nyamwamba gwasaanyawo n'ebirime byabwe n'amayumba. Bano nga bakulembedwamu omubaka wa palamenti ow'e Kasese, Robert Centinary bagamba nti mu kiseera kino waliwo amazzi agava wansi nga gayingira mu mayumba gaabwe ekiviiriddeko bangi okusenguka ne batandika okusula mu ‘kkampu' eri ku ssomero lya Kanyangeya Primary school.

Bagamba nti entambula yafuuka nzibu ne basaba Gavumenti ebayambe obefunire amafuta okussa mu bimitoka bi weetiiye okukola entindo. Bino baabituuseeko ng'ekitongole kya Malteser International kitendeka abantu 23 okuli abavuga mmotoka ezisomba abalwadde, aba bodaboda n'abantu abalala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...

Dr. Donald Rukare (ku kkono) ne David Katende.

'Gavt. terina ssente zikebe...

ABAKUNGU b'ebibiina by'emizannyo bannyogogedde e Lugogo, Gavumenti bwe yakabatemye nti tejja kubawa ssente zikebeza...

Moses Magogo, Pulezidenti wa FUFA

FUFA eweze ttiimu okutendek...

FUFA eweze ttiimu zonna okutendekebwa n’okuzannya omupiira kagube gwa mukwano. Ekiragiro kino kikola okutuusa nga...