TOP

Akena alayiziddwa n'awera ku bamuwakanya

Added 4th August 2020

ABA UPC baayisizza ekiteeso ekikakasa Jimmy Akena ng'omukulembeze wa UPC omuggya ekyongedde okutabula abamuwakanya. Wiiki ewedde kkooti ejulirwamu yayimiriza ttabamiruka w'ekibiina kino n'okugaana Akena okukwata ku ssente z'ekibiina okutuusa ng'okuwulira omusango ogwasooka okutwalibwayo kuwedde.

Akena ng’alayizibwa ku bwapulezidenti bwa UPC.

Akena ng’alayizibwa ku bwapulezidenti bwa UPC.

BYA STEVEN KIRAGGA

Ku Lwomukaaga bannakibiina baakuhhaanye ku Kasangati Resort mu ttabamiruka wakati mu bukuumi okwetangira abaabadde beesomye okutaataaganya omukolo.

Abadde akulira akakiiko k'ebyokulonda mu UPC, Hajji Muhamoud Kazimbiraine yategeezezza nti abantu bana okuli Beatrice Amara,Tom Omino, Denis Enuku ssaako Jimmy Akena baanona empapula okwesimbawo okuvuganya ku bwa pulezidenti bw'ekibiina nga June 9, 2020 wabula nga July 3, 2020 okusunsulamu abaali bakomezzaawo empapula, kyababuukako okulaba nga Akena yekka y'akomezzaawo empapula. Akena yaweze okufaafaagana ne b'agamba nti tebaagaliza nkulaakulana ya kibiina.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...