TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abapoliisi basattira ku by'okuyimbula eyafunyisa ow'e 16 olubuto

Abapoliisi basattira ku by'okuyimbula eyafunyisa ow'e 16 olubuto

Added 5th August 2020

ABASERIKALE ba poliisi mu disitulikiti y’e Hoima babiri basattira olw’okuyimbula omusajja eyafunyisa omwana atanneetuuka olubuto. Omuwala ono (amannya gasirikiddwa) wa myaka 16 ng’abadde asoma S2.

Omuwala atanneetuuka gwe baafunyisizza olubuto.

Omuwala atanneetuuka gwe baafunyisizza olubuto.

Ono twamusanze n'omuvubuka ono ow'emyaka 25 ku kyalo Kyakapeya mu muluka gwa Mparo, mu munisipaali y'e Hoima.

Yategeezezza nti bazadde be baasibisa omuvubuka eyamuwasa naye abaserikale abamu ku poliisi y'e Hoima baamusaba ssente okumuyimbula era ne bamuwa amagezi okukkiriziganya n'abazadde okubawa obukadde 5 ne babimalira wabweru w'amateeka.

Deo Obura akulira poliisi etwala ekitundu kya Albert yagambye nti abaserikale okuli Rose Adongo ne Sylvia Kayaga be banoonyerezebwako okubulankanya emisango.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Basindikiddwa mu kkomera lw...

ABAASANGIBWA n’ebyambalo bya UPDF basindikiddwa mu kkomera.

Abaleppuka n'ogwokulya mu n...

KKOOTI yamagye e Makindye yejjeerezza abajaasi bataano ababadde bavunaanibwa okukola olukwe okuvuunika gavument...

Nuwashaba (ku kkono) lwe baamultwala ku kkooti okukola siteetimenti. Ku ddyo ye mwana Kyamagero eyattiddwa

Nuwashaba alaze bwe yafuna ...

OMUSAJJA gwe baakutte n’omutwe ku Palamenti ayogedde engeri gye yaweebwa ddiiru y’okusala omutwe gw’omwana n’alumiriza...

Nagirinya eyattibwa

Nagirinya: Ffayiro ye efuus...

OMULIRO ogwayokezza ofiisi y’akulira okunoonyereza ku buzzi bw’emisango e Katwe, gukyatabudde abantu olw’engeri...

Nagirinya: Ffayiro ye efuus...

OMULIRO ogwayokezza ofiisi y’akulira okunoonyereza ku buzzi bw’emisango e Katwe, gukyatabudde abantu olw’engeri...