TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abudallah Kitatta ayimbuddwa okuva mu kkomera: Kati alya butaala

Abudallah Kitatta ayimbuddwa okuva mu kkomera: Kati alya butaala

Added 8th August 2020

Hajji Abudallah Kitatta eyali omuyima wa bodaboda 2010 ayimbuddwa okuva mu kkomera gy'amaze emyaka 3.

Kitatta ng'ali mu kaguli ka kkooti

Kitatta ng'ali mu kaguli ka kkooti

BYA MARGRET ZALWANGO

Eggulo omulamuzi Elly Turyamubona owa kkooti y'amagye ejulirwamu yakenderezza ku Kitatta n'omukuumi we Ngoobi Sowali ekibonerezo ekyali kyabaweeebwa eky'emyaka 10.

Yabawadde emyaka esatu n'atoolako emyaka gy'amaze mu kkomera oluva lwe yasalirwa omusango olwo n'amusiba omwaka gumu n'emyezi 8 n'ennaku 6.

Omwogezi w'amakomera Frank Baine ategeezezza nti bwebabaze ebbanga kkooti lye yawadde Kitatta n'omukuumi we babeera balina kuyimbulwa nga July 11,2020 olwo ne bamuyimbula mbagirawo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

NABILLAH ABUUZIZZA ABA FDC ...

Mercy Walukamba, akulira akakiiko k’ebyekulonda mu kibiina kya NUP, yalangiridde Nabillah ku buwanguzi oluvannyuma...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...

Dr. Donald Rukare (ku kkono) ne David Katende.

'Gavt. terina ssente zikebe...

ABAKUNGU b'ebibiina by'emizannyo bannyogogedde e Lugogo, Gavumenti bwe yakabatemye nti tejja kubawa ssente zikebeza...