TOP

Liverpool eyagala Mbappe

Added 23rd September 2020

OKUZIMBA ttiimu ejojobya Bulaaya, omu- tendesi wa Liverpool, Jurgen Klopp abikwasizza maanyi.





Mbappe, yagaanyi okuzza obuggya endagaano ne PSG ekyabulako emyaka 2. Gye buvuddeko, Klopp yasisinkana taata wa Mbappe n'amusaba amatize mutabani we yeegatte ku Liverpool.

Ssita wa basketball, LeBron James, omu ku balina emigabo mu Liverpool yabasuubizza okuleeta Mbappe era kigambibwa nti yasinze okubiwomamu omutwe.

Liverpool, yaakagula Thiago Alcantara ne Diogo Jota.

OKUZIMBA
ttiimu ejojobya
Bulaaya,
omu- tendesi wa
Liverpool, Jurgen Klopp
abikwasizza maanyi. Ku Lwokubiri,
yatandise enteeseganya ne
ssita wa PSG, Kylian Mbappe
okulaba ng'abeegattako sizoni
ejja.
Mbappe, yagaanyi okuzza
obuggya endagaano ne PSG
ekyabulako emyaka 2. Gye
buvuddeko, Klopp yasisinkana
taata wa Mbappe n'amusaba
amatize mutabani we yeegatte
ku Liverpool.
Ssita wa basketball, LeBron
James, omu ku balina emigabo
mu Liverpool yabasuubizza
okuleeta Mbappe era kigambibwa
nti yasinze
okubiwomamu
omutwe. Liverpool,
yaakagula
Thiago
Alcantara ne
Diogo Jota.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...