TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Added 25th September 2020

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ekiwuduwudu ky'omwana Faith Kyamagero eyatemebwako omutwe kalittima n'agutwala ku Palamenti kyaddaaki aziikiddwa  ku ssaawa 9 ez'olweggulo lwa leero ku Lwokuytaano ku kyalo Kabatema mu ggombolola y'e Kaliiro mu disitulikiti y'e Lyantonde wakati mu biwoobe n'emiranga.

Abakungubazi bakukkulumidde Gavumenti okubulawo mu kuziika omwana n'obutabayambako baaluganda okukola ku by'enziika.

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Poliisi ekutte Sipapa

Poliisi ekutte Sipapa

POLIISI ekutte SIPAPA ku by’okukuba amasasi mu bantu e Kamwokya. Bamukunyizza okumala essaawa mukaaga.

Abaserikale nga bakutte Kirumira.  Mu katono ku kkono ye Namulindwa n'omwana we gw'agamba nti Kirumira yamukubisizza waya z'amasannyalaze.

Abatuuze gwe balumiriza oku...

Kirumira yategeezezza nti abantu abakubira nsonga ng'omwana yamukubidde kutwala firimu ey'obuseegu ewuwe n'ekigendererwa...

Omugagga Katumwa

Omugagga Katumwa ayimbuddwa...

OMUGAGGA David Katumwa ayimbuddwa n’ayogera b’agamba nti bebali emabega w’okumusibisa. Katumwa okuyimbulwa baamuggye...

Aloysious Mukasa ( ku ddyo) ng’ayambaza owa bodaboda ekikoofiira kye yamuwa.

Abavuganya abayiye ssente m...

Mukasa avuganyiza ku kaadi ya NUP mu Lubaga South bw'omuzza mu kyama agamba nti bw'abalamu ssente ze yakasaamu...

Ekimu ku bizimbe by’omugagga. Mu katono ye Baseka ne Kisige

Eyanoba emyaka 30 akomyewo ...

MARY Norah Baseka baamukuba embaga mu 1981. Yatabuka ne bba n’anoba kati emyaka 30 egiyise. Wabula bwe yawulidde...