TOP
  • Home
  • Amawulire
  • UGANDA EKWATA KISOOKA MU AFRICA ATE MU NSI YONA KYA 10 MU KULWANYISA COVID

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AFRICA ATE MU NSI YONA KYA 10 MU KULWANYISA COVID

Added 26th September 2020

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna amawulire nti kati Uganda ekwata kifo kya 10 mu nsi yona mu mukaweefube w'okulwanyisa ekirwadde kya COVID-19.
Okusinziira ku alipoota eyafulumiziddwa aba
Globe research company lancet eraga nti Uganda kati ekwata ekifo Kya 10 munsi yona ate n'ekwata ekifo ekisooka mu Africa mu kulwanyisa ekilwade ki COVID-19.
Banokoddeyo nti okugabira abantu emmere mu kiseera ky'omuggalo, okukubiriza abantu okugondera amateeka agateekebwawo Gavumenti ng'eri wamu n'eminisitule y'ebyobulamu ssaako n'omuwendo gw'abantu abafudde Covid okubeera abatono mu Uganda bye bimu kubiyambye Uganda okutuuka ku kino.
Atwine yebazizza nnyo abantu ssekinnoomu abafubye okugondera amateeka agaateekebwawo, Gavumenti okukola obutaweera ssaako n'abasawo abakola obutaweera okulaba nti balwanyisa ekirwadde kino okusaasaana mu Bbannayuganda n'okujjanjaba abo ababeera bafunye obulwadde buno

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bushira ng’akyali ne Dr. Ssebunnya. Ku ddyo, Kamya yasibye Bushira empeta ya nkusibiddaawo.

Bba wa Rema gwe yaleka afun...

OMUWALA Dr. Hamza Ssebunnya bba w’omuyimbi Rema Namakula gwe yalekawo ayanjudde omusajja omulala ne bamusoomooza...

Daddy Andre eyayanjuddwa Nina Rose. Ku ddyo ye muyimbi Katatumba

Angella Katatumba ali mu ki...

OMUYIMBI Angella Katatumba ali mu kiyongobero olwa muyimbi munne Nina Rose okutwala muninkini we, Daddy Andre n’amwanjula...

Abaserikale nga bakunya omusajja eyabadde n'emmundu.

Bamukutte n'emmundu mu luki...

POLIISI ekutte omusajja eyabadde n’abawagizi ba Joe Biden n’emmundu ejjudde amasasi okumpi n’olukuggaana lwa Pulezidenti...

Dokita ng'agema omwana polio.

Polio taggwangayo - Dokita

GAVUMENTI erabudde Bannayuganda ku bulwadde bwa polio ne balagirwa obutabugayaalirira bayongere okutwala abaana...

Ababbi kkamera be yakutte nga banyaga edduuka e Bunnamwaya.

Kkamera zikutte ababbi nga ...

ABABBI balumbye edduuka ly’ebizimbisibwa e Bunnamwaya ne banyaga ebintu nga tebamanyi nti kkamera ezaabadde munda...