TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abasudan ab'emmundu bawambye Bannayuganda: Basseeko 2 abalala ne badduka

Abasudan ab'emmundu bawambye Bannayuganda: Basseeko 2 abalala ne badduka

Added 30th September 2020

AKABINJA ka bannansi ba South Sudan ababagalidde emmundu bawambye Bannayuganda abavuga loole ezitwalayo amatooke, basseeko babiri abalala be benmulula be babatolokako.

Ssebaggala omu ku battiddwa

Ssebaggala omu ku battiddwa





Be basse kuliko Named Ssebaggala ne Andrew Asiimwe. Abasobodde okwemulula kuliko Mayende Kamaadi ne 

Sentebe w'abasuubuzi abakolera e South  Sudan Erias Mugagga ategeezezza Bukedde nti abasajja abali mu ngoye ezabulijjo baazingirizza mmotoka zino be bawamba abaazibaddemu ku Lwokubiri akawungeezi.

Omu yabatoloseeko n'adduka abalala ne babatwala mu kibira. Baatandise okukosesa essimu z'abantu be bawambye okukubira bannaabwe ne babasaba pawundi za Sudan obukadde busatu.

Balabye tebazibaweereza omu ne bamutta. Bwe batandise okukuba owookubiri ne bamwasa omutwe olwo abadde asigaddewo naye n'adduka ne bamuwereekereza amasasi kyokka tegamukutte era asimattuse.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusumba Kaggwa ng'asala keeki n'abamu ku bataka b'ekika ky'Embogo.

Katikkiro Mayiga alabudde a...

EBYA poliisi okukuba omukka ogubalagala ku mukolo gw'abeekika kye Embogo biranze, Mmengo bw'etadde Gavumenti ku...

Abaserikale nga batwala omuvubuka gwe baakutte.

Ababazzi ku Bbiri bataayizz...

ABABAZZI b'oku Bbiri bataayizza abavubuka abagambibwa okuba mu kabinja akatigomya abantu ne babakuba.  Akabinja...

Minisita Kasolo ng'ayogera

Kampala mugigye mu by'obufu...

Minisita omubeezi ow'ebyensimbi n'ebibiina by'obwegassi Kyeyune Haruna Kasolo, yennyamidde olwabantu abafudde Kampala...

Paasita Yiga

Paasita Yiga mulwadde muyi

EMBEERA y'omusumba w'ekkanisa ya Revival Christian Church e Kawaala, Augustine Yiga yeeraliikirizza abagoberezi...

Namuli kati atunda nnyaaya e Kyengera.

Abaana be nasomesanga bansa...

Nga tukyatunuulira engeri ekitiibwa ky'abasomesa gye kityobooddwaamu, Teopista Namuli, akulira essomero lya Wonderworld...