TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Nnamunkanga UPDF eddusizza omulamuzi eyagudde ku kabenje mu ddwaaliro

Nnamunkanga UPDF eddusizza omulamuzi eyagudde ku kabenje mu ddwaaliro

Added 5th October 2020

Nnamukanga ya UPDF ereese omulamuzi wa kkooti enkulu Paul Gadenya eyagudde ku kabenje ng'agenda ku mirimu gya kkooti e Masindi wamu n'omukuumi we be batwalibwa mu ddwaaliro e Nakasero okufuna obujjanjabi ng'embeera yaabwe ssi nnungi.

Nnamukanga ya UPDF ereese omulamuzi wa kkooti enkulu Paul Gadenya eyagudde ku kabenje ng'agenda ku mirimu gya kkooti e Masindi wamu n'omukuumi we be batwalibwa mu ddwaaliro e Nakasero okufuna obujjanjabi ng'embeera yaabwe ssi nnungi.

Abamu ku booluganda lw'omulamuzi olwafunye amawulire nti omuntu waabwe bamuleetera ku nnyonyi okuva mu kifo waagudde akabenje ne badduka kisaawe e Kololo gye bamulindiridde okumuddusa mu ddwaaliro e Nakasero.

Aba UPDF ababadde ku nnamukanga obwedda bakola bwezizingirire okutaasa obulamu bw'omulamuzi n'omukuumi we.

Emmotoka mwa babadde batambulira nnamba  UG 0781 J yatomeraganye ne mmotoka endala nnamba UBH 831 mu bitundu by'e Bigando ku luguudo oludda e Masindi.

Ebifaananyi bya BRIAN MEEMBE

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Biden ng’alayira ate mukyala we Jil y’akutte Babiyibuli ewezezza emyaka 127.

Okulayiza Pulezidenti wa Am...

PULEZIDENTI Joe Biden alayidde n'aggyawo amateeka mangi abadde Pulezidenti, Donald Trump ge yateekawo mu myaka...

Engeri Judith gye yatengula...

Lwe baasisinkana mu wooteeri Judith olumu yapangisa ekisenge mu wooteeri emu e Mbarara ku mwaliiro gwe gumu...

Emisanvu abaserikale gye baatadde mu kkubo erigenda ewa Kyagulanyi ali mu katono.

Poliisi erabudde ababaka ba...

POLIISI erabudde ababaka b'ekibiina kya NUP abakoze enteekateeka okutwalira mukama waabwe Robert Kyagulanyi Ssentamu...

Ntagali ne mukazi we maama Beatrice.

Engeri omukazi gye yatega N...

OMUKAZI ayasudde mu bizibu Dr. Stanley Ntagali yasooka kugonza maama muka Ssaabalabirizi Ntagali gwe yabuulira...

Omugenzi Bp.Kaggwa

Bp. Kaggwa nga tannafa poli...

OMUSUMBA w'essaza ly'e Masaka eyawummula John Baptist Kaggwa afudde ekirwadde kya corona naye nga tannafa poliisi...