TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ow'emyaka 87 alumiriza mutabani we okwagala okumutundako ekibanja

Ow'emyaka 87 alumiriza mutabani we okwagala okumutundako ekibanja

Added 8th October 2020

Nalubega ng'alaga ebituli bye baakubye mu nju ye.

Nalubega ng'alaga ebituli bye baakubye mu nju ye.

ABAAKOONYE  ennyumba ya nnamukadde, Edisa Nalubega 87, baasoose kumusuulira bibaluwa bi kiro kitwala omunaku nga bamugamba nti, "OKULABULA OKUSEMBAYO" era  yabisanze ku mulyango.

Nalubega ng'alaga ebituli bye baakubye mu nju ye.
Nalubega ng'alaga ebituli bye baakubye mu nju ye.

Waayiseewo akaseera mpaawo we kaaga abasajja b'agamba nti baabadde batambulira mu ttakisi ne bamulumba mu kiro ekyakeesezza Olwokusatu ne batandika okukoona ennyumba ye era ne bagikubamu ebituli. Nalubega alumiriza nti ekigendererwa ky'abantu abaamulumbye baagala kumutta batunde ekibanja kye ky'abalemesezza okutwala.

Namwandu ono aludde ng'agugulana ne mutabani we amugoba ku ttaka erisangibwa e Ttula Kawempe.

 

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Salvado ne Daphine nga bakung'aanya ebirabo.

Kazannyirizi Salvado ne Dap...

Kazannyirizi Salvado akiggadde mu sitayiro. Akubye kabiite we Daphine embaga ne yewaana. '' sikyali mu kiraasi...

Aboobuyinza nga bakunya omukazi.

Abatunda eddagala nga tebal...

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu ggwanga ekya National Drug Authority kikoze eki kwekweto mu Buvanjuba...

Minisita Betty Amongi

Abasuubuzi be Nakasero bawa...

ABASUUBUZI ababadde baddukanya akatale k'e Nakasero bavudde mu mbeera ne bawa minisita wa Kampala n'ekitongole...

Nsereko Mutumba

Hajji Mutumba alabudde abak...

ABADDE omwogezi w'ekitebe ky'Obusiraamu e Kampalamukadde ekya Uganda Muslim Supreme Council Hajji Nsereko Mutumba...

Abatuuze nga bali mu kkooti e Nabweru.

Abakolera ku ttaka lya Gavu...

OMULAMUZI ow'eddaala erisooka ku kkooti y'e Nabweru, Ssanyu Nalwanga Mukasa akkirizza abantu 17, abaakwatibwa ku...