TOP

Omuliro gusaanyizzaawo emmaali y'omusuubuzi

Added 12th October 2020

Abatuuze  b’e Mulago mu Bekeeri Zooni basattidde omuliro ogugambibwa okuva ku masannyalaze bwe gukutte edduuka lya mutuuze munnaabwe ne gusaanyawo ebintu bya bukadde omuli ne ssente enkalu.

Abatuuze nga beetegereza ebintu bya munnaabwe ebyayidde.

Abatuuze nga beetegereza ebintu bya munnaabwe ebyayidde.

Abatuuze  b'e Mulago mu Bekeeri Zooni basattidde omuliro ogugambibwa okuva ku masannyalaze bwe gukutte edduuka lya mutuuze munnaabwe ne gusaanyawo ebintu bya bukadde omuli ne ssente enkalu.

Abatuuze baategeezezza nti omuliro guno gwasoose kukwata ku ssaawa 7:00 ez'ekiro nnannyini dduuka eyategeerekeseeko erya Charles ng'ali n'abamu ku bakozi be ne baguzikiza.

Baalowoozezza nti guweddemu kyokka ku ssaawa 10:30 ez'oku makya gwazzeemu okwaka era poliisi ezikiriza omuliro etuuseewo ku ssaawa 12: 00 ez'oku makya ng'amaali yonna esaanyewo.

Ismail Bangirana omu ku bakulembeze mu kitundu kino obuzibu abutadde ku poliisi ezikiza omuliro okulwangawo okutuuka ng'agamba nti ssinga yayanguye ebintu bya munnaabwe ebimu baalibitaasizza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Siraje Kiyemba Expert ng’alaga ebirabo by’atunda.

Kaadi n'ebirabo byongereko ...

OBADDE okimanyi nti ekirabo ky’otunda okwagaliza omuyizi okukola obulungi ebibuuzo eby’akamalirizo osobola okukyongerako...

Sheikh ng'annyonnyola okutalaka mu Busiraamu.

▶️ TAASA AMAKAGO: OKUTALA...

TAASA AMAKAGO: OKUTALAKA MU BUSIRAAMU KYE KI?

Lumbuye Nsubuga mmeeya wa Makindye Ssaabagabo (ku kkono), minisita Magyezi ne  Mbabazi RDC wa Wakiso nga balaga sitampu z’ebyalo ezaatongozeddwa.

▶️ Gavumenti etongozza si...

GAVUMENTI entongozza sitampu z'ebyalo, minisita wa Gavumenti ezeebitundu Raphael Magyezi n'alabula abakulembeze...

Owa LDU, Emmanuel Ogema (ku kkono), David Owiri (amuddiridde), Vincent Olenge ne Jakis Okot (ku ddyo) abaakwatiddwa.

▶️ Owa LDU bamukwatidde mu...

OMUJAASI wa LDU bamukwatidde mu kibinja ky'abakukusa amasanga n'ebitundu by'ensolo z'omu nsiko eby'omuwendo. ...

Papira (ku kkono), Acieng, Kobugabe ne Isaac Mukasa, akulira engule za Fortebet Real Star Monthly Awards. Mu katono ye Komakech.

Owa Hippos ajja kusinga Ony...

FLORENCE Acieng, nnyina wa ggoolokipa wa Hippos (ttiimu y'eggwanga ey'abali wansi w'emyaka 20), agambye nti mutabani...