TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ddereeva afiiridde ku siteeringi n'aviirako akalippagano k'ebidduka ku lw'e Masaka

Ddereeva afiiridde ku siteeringi n'aviirako akalippagano k'ebidduka ku lw'e Masaka

Added 13th October 2020

Embeera ku luguudo lwa Kampala-Masaka e Bajja mu Lukaya Town Council mu disitulikiti y'e Kalungu ekedde n'akalipagano k'ebidduka ak'amaanyi ba era ba ddereeva bakyasobeddwa ew'okuyisa ebidduka.
Kino kiddiridde emmotoka lukululana nnamba T541CSA n'ekyana ekigambibwa okubaamu amafuta nnamba T 811CVA okwekiika mu luguudo oluvannyuma lwa ddereeva waayo okufiira ku siteeringi omulambo poliisi egututte mu ggwanika e Masaka.
Bya John Bosco Sseruwu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuwagizi wa NUP ng'abuuka ku mmotoka ya Bobi Wine okuwona abapoliisi okumukwata.

Omuwagizi wa NUP abuuse aba...

Bobi Wine bwe yabadde e Luuka gye buvuddeko gye baamukwatidde ne bamusibira e Nalufenya bingi ebyabaddewo. Muno...

Okilu nga bamusiba bamwokye.

Ono omubbi alula ! Babadde ...

OMUVUBUKA aludde ng'abatuuze bamulumirizza okubamenyera amayumba n'abanyagulula bamukutte lubona ng'abba ne bamusiba...

Omusawo w'ekinnansi ne bba.

Omusawo wekinnansi ne bba b...

OMUSAWO w'ekinnansi, Rosemary Nabakooza azinye amazina agagete n'abasajja n'awuniikiriza abatuuze abeetabye mu...

Sseviiri ng'aalaga ebisago ebyamutuusiddwaako abaamukubye.

Bawambye abeesimbyewo e Lub...

Abantu abatannategeerekeka baawambye abamu ku beesimbyewo mu bitundu bya munisipaali y'e Lubaga eby'enjawulo, ne...

Byabakama.

Poliisi mukomye okugumbulul...

SSENTEBE w'akakiiko k'ebyokulonda, Simon Byabakama awandiikidde omuduumizi wa poliisi mu ggwanga n'amulagira bakomye...