TOP

Poliisi n'amagye gazinzeeko ekibuga

Added 14th October 2020

Poliisi namaggye bitandiise okuyola abantu okuva mu bizimbe ebyenjawulo ku luguudo lwa Luwum street ne kiyembe lane kyokka ng'ensonga etuufu ebakwasa tenamanyika wabula ng'ebeera yabunkenke.

Abamu ku bakazi be bayodde mu kibuga Kampala.

Abamu ku bakazi be bayodde mu kibuga Kampala.

Poliisi n'amagye gasazeeko ekibuga ne gayoola abantu okuva mu bizimbe eby'enjawulo ku luguudo lwa Luwum Street ne Kiyembe Lane kyokka ng'ensonga entuufu ebakwasa tennaba kumanyika kyokka ng'embeera ya bunkenke.

Abaserikale ku kabangali ya poliisi eyatutte abantu.

Obudde we bwakeredde ku Lwokusatu ng'ekipande kya Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi Wine owa NUP okuliraana Mini Price mu Kampala nga kisaliddwaamu ebitundu bibiri.

 

Owa LDU ng'akuuma abakazi abayooleddwa.

Aba Nup balumiriza aba NRM nabo abalinawo ekipande kya Museveni okukisalaasala kyokka ng'aba NRM nabo balumiriza aba NUP okukyesalira.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lukwago (ku ddyo) mu lukiiko.

Lipooti ku ddwaaliro lya KC...

MU lukiiko Loodi Mmeeya Erias Lukwago mwe yayombedde olwa Gavumenti okusala ssente zegenda okuwa KCCA, yayanjudde...

Abawagizi ba NUP nga batongoza ekipande kya Bobi ekipya.

Lwaki Bobi akyusizza akakoo...

OMUBAKA Kyagulanyi Sentamu ‘Bobi Wine’, akyusizza ekifaananyi kye ekitongole ekigenda okukozesebwa ku kakonge mu...

Ettaka osobola okulikubirako bbulooka ng'ono omuvubuka.

By'olina okukolera ku ttaka...

Ettaka kye kimu ku by'obugagga ebirabwako omuntu by'abeera nabyo abantu abatali bamunda ne bategeera obukozi bwe...

Paasita Ssennyonga ng'ayogerera mu lukung'aana lwa bannamawulire

Paasita Ssenyonga yeeyamye ...

OMUSUMBA Jackson Ssenyonga owa Christian life church e Bwaise yeeyamye okulabirira abaana ba Pasita Yiga abanaakeberebwa...

Ekisse Paasita Yiga Mbizzaa...

PASITA Augustine Yiga Abizzaayo afiiridde ku myaka 43. Ono abadde nga nnawolovu atafiira ku bbala limu.