TOP

Latif Ssebaggala olumaze okwewandiisa n'awera

Added 18th October 2020

OMUBAKA Latif Ssebaggala olumaze okwewandiisa okuddamu okuvuganya ku kifo ky'omubaka wa Kawempe North n'awera. Agambye nti okusinziira ku byakoledde abantu b'e Kawempe, amaanyi g'abamuvuganya n'obuwagizi abantu bwe bamulaga wadde teyaweereddwa kkaadi ya NUP, agenda kuddamu okuwangula akalulu kyokka n'agamba nti amaanyi ge agasinga gali mu balonzi bwatyo n'abasaba obutamuvaamu.

Latif Ssebaggala nga yeewandiisa e Ntinda.

Latif Ssebaggala ng'ayogera eri abantu.

Okwogera bino Ssebaggala yabadde y'akamala okwewandiisa ku Lwokuna ng'agenda ayisa ebivvulu ng'eno bwayogerako eri abalonzi mu bitundu eby'enjawulo.

Yagambye nti mwetegefu okubaweereza ate n'obusobozi abulina kubanga ne byabakoledde birabwako ng'okuwa abaana bassale, okulwanirira eddembe ly'obuntu, okutaasa ettaka ly'abantu okubbibwa n'ebirala n'abasaba baddemu okumulonda ayongere okubaweereza.

Ssebaggala yeewandiisizza ku Lwokuna ku kitebe ky'ebyokulonda e Ntinda.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mondo Mugisha ng’ayogera eri abaamawulire. Emabega be bakanyama abassiddwa ku kkanisa okukuuma. Tunuza kkamera y’essimu yo mu kalambe olabe vidiyo.

Pasita Ssenyonga mumuboole ...

Omusumba Mondo Mugisha y’omu ku bakungubazi abeetabye mu kukungubira Paasita Yiga Abizzaayo e Kawaala. Mu butaluma...

Kayanja ng'ali mu situdiyo ye.

Wuuno 'mutabani wa Nabbi Ka...

JOB Kayanja y’omu ku ba pulodyusa abeekoledde erinnya. Wadde abayimbi tebakyakola olw’omuggalo gwa ssennyiga omukambwe,...

Pasita Kayiwa mu lumbe.

Paasita Kayiwa ayogedde ens...

Omusamize yandabula nti nali waakufa mu nnaku musanvu, kyokka ekyewuunyisa ate ye yafa ku lunaku olw’omusanvu....

Ekyatutte Paasita Bujjingo ...

Omusumba w’ekkanisa ya House of prayer Ministry International, Aloysius Bugingo yagugumbudde abantu abaavuddeyo...

Omugenzi Yiga yali ne Nabbi Omukazi.

Ebigambo bya pasita Yiga eb...

OMUSUMBA Augustine Yiga Abizzaayo ow’ekkanisa ya Christian Revival Church Kawaala abadde mwogezi akunkumula n’ennyenje...