TOP

Twagala buwanguzi bwa Museveni mu Buganda

Added 18th October 2020

Pulezidenti Museveni.

Pulezidenti Museveni.

Omumyuka wa ssentebe wa NRM mu Buganda, Godfrey Kiwanda Ssuubi atongozza akakiiko akagenda okunoonyeza Pulezidenti Museveni akalulu mu bitundu bya Buganda.

Ragga Dee mu lukiiko.

Akakiiko kano katuumiddwa  " Buganda for Museveni" nga katuulako abakulembeze ba NRM abasinga obungi mu bitundu bya Buganda nga bano bagenda kutalaaga kyalo ku kyalo nga banoonyeza Museveni akalulu okulaba nga bamutuusa ku buwanguzi.

Kiwanda yategeezezza nti batunuulidde okulaba nga pulezidenti Museveni awangulira waggulu nnyo wakati w'ebitundu 70 ne 80 mu kulonda kwa bonna mu 2021. 

Yagambye nti okusinga bagenda kuba nga basisinkana abavubuka abavubuka bongere okubannyonnyola ebirungi Museveni byakoledde eggwanga lino.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ab'e Kawempe balaajanye ku ...

okulaajana kuno baakukoze oluvannyuma lwa Ahmed Lukwago eyeegwanyiza ekifo ky’obwa kkansala bw’omuluka guno okukulemberamu...

Wakayima atangaazizza ku mp...

"Nze Wakayima Musoke Hannington Nsereko era abo abatidde akalulu bakkakkane kuba ffirimbi yavugga dda Kati tulinze...

Ennyumba y'oku kiggya abamu ku b'Engabi gye baagala Yiga aziikibwe. Ebifaananyi bya JOHN BOSCO MULYOWA

Abengabi beeyawuddemu ku by...

ABAKADDE b’ekkanisa ya Pasita Abizzaayo Yiga eggulo baatudde mu lukiiko olw’amangu olw’enkaayana ezaabaluseewo...

Paasita Bujjingo ng'agumya Jengo, mutabani w'omusumba Yiga

Ebiri mu katambi ka Paasita...

Ku Ssande nga October 25, 2020, Ssenyonga yasinziira mu kusaba mu kkanisa ye n’alumba abasumba ab’enjawulo omwali...

Paasita Ssennyonga ng'agugumbula Yiga mu lukung'aana lwa bannamawulire lwe yatuuzizza ku kkansisa ye

Okufa kwa Yiga kusajjudde e...

AKATAMBI Pasita Ssenyonga ke yakutte nga Yiga tannafa kongedde okusiikuula abasumba ne beetemamu ng’abamu boogerera...