TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Kampala mugigye mu by'obufuzi, kino kibuga kya basuubuzi - Minisita Kasolo

Kampala mugigye mu by'obufuzi, kino kibuga kya basuubuzi - Minisita Kasolo

Added 19th October 2020

Minisita omubeezi ow'ebyensimbi n'ebibiina by'obwegassi Kyeyune Haruna Kasolo, yennyamidde olwabantu abafudde Kampala enkulungo y'ebyobufuzi kyokka nga kibuga ky'abusuubuzi.

Minisita Kasolo ng'ayogera

Minisita Kasolo ng'ayogera

Kasolo okwogera bino abadde mu Division y'e Makindye bw'abadde egenze okusomesa abantu ku ngeri gye balina okweyigiriza okuterekemu ensimbi nga bayita mu nkola ey'emyooga eyatandikibwawo Pulezidenti Museveni akukwatiza ku bantu abakola emirimu egifaanagana.
Agambye nti abantu bangi mu Kampala bakaaba obwavu lwakuba nti balemeddwa okukola ebyobusuubuzi olwo ne badda mu byobufuuzi.
Ensimbi eziwerera ddala obuwumbi 40 ze zigenda okuyamba ku bannakampala ne Wakiso naddala abo abewaddeyo okwegatta nekigendererwa ekyokutereka.
Alfred Ejaru Ebuku nga y'akulira okulondoola ssente ezigabibwa n'okuzilondoola alabudde okusiba abo bonna abanaakozesa obubi ssente ezinaaba zinawereddwa okwekulaakulanya ate ne bazzizza mu birala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssaabasumba Lwanga (owookubiri ku ddyo) n'abakulu abalala mu Klezia nga baziika Fr. Lumanyika e Lubaga.

Bannayuganda mukolerere emi...

SSAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga asabye Bannayuganda okukolerera emirembe n’awa...

Balooya ba Ssewanyana nga balina bye bamwebuuzaako.

Omubaka Ssewanyana ne banne...

Omubaka wa Makindye West, Allan Ssewanyana eyasindikibwa mu kkomera e Kitalya wiiki ewedde n'abawagizi be  kyaddaaki...

Nabbi Omukazi ayagala ABS ...

MARGIE Kayima (Nabbi Omukazi) ayagala aba ABS TV bamusasule obukadde 700 lwa kukozesa eddoboozi lye mu kalango...

Mugagga ng'alaga ezimu ku nte eziri ku ffaamu ye.

ETTAKA ERIRIMU AMAZZI G'ENS...

MAUREEN Mugagga agamba nti yafuna ettaka okuli ensulo z'amazzi agakulukuta agafuuse ensulo y'obugagga kubanga gamusobozesa...

Minisita w'ebyenguudo Gen. Katumba Wamala ng'atongoza ebyuma ebikola enguudo e Masaka.

'Alina pulaani ku nguudo gw...

OKWETEGEKERA akalulu ka 2021, Vision Group etwala ne Bukedde ekoze okunoonyereza n'ezuula ebizibu ebiruma abantu...