TOP

Taata akyali mulamu tteke - Mutabani we

Added 23rd October 2020

Mutabani wa Paasita Yiga akakasizza nti kitaawe akyali mulamu katebule.

Jjingo mutabani wa Yiga Mbizzaayo

Jjingo mutabani wa Yiga Mbizzaayo





Paasita Jjingo Yiga agamba nti wadde kitaawe mulwadde naye amawulire agamuwandiikiddwaako nti afudde ga bulimba, kirabika abagakubye beenoonyeza byabwe.

Asabye abakkirizza okubeera abagumu, baleme kuwulirira luvuuvuumo lw'abaamawulire wabula basabire omusumba waabwe afune amaanyi addemu buto okubasumba.

Ayongeddeko nti abaamawulire baludde nga basaba okulaba ku mbeera ya Paasita Yiga naye nga abafamire n'abasawo baagaana. Bangi bamwogeddeko ebimutyoboola naye njagala okukakasa abantu nti Paasita Yiga mulamu, tewabaawo omuntu yenna abalimbalimba. Twongere okumusabira!

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssaabasumba Lwanga (owookubiri ku ddyo) n'abakulu abalala mu Klezia nga baziika Fr. Lumanyika e Lubaga.

Bannayuganda mukolerere emi...

SSAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga asabye Bannayuganda okukolerera emirembe n’awa...

Balooya ba Ssewanyana nga balina bye bamwebuuzaako.

Omubaka Ssewanyana ne banne...

Omubaka wa Makindye West, Allan Ssewanyana eyasindikibwa mu kkomera e Kitalya wiiki ewedde n'abawagizi be  kyaddaaki...

Nabbi Omukazi ayagala ABS ...

MARGIE Kayima (Nabbi Omukazi) ayagala aba ABS TV bamusasule obukadde 700 lwa kukozesa eddoboozi lye mu kalango...

Mugagga ng'alaga ezimu ku nte eziri ku ffaamu ye.

ETTAKA ERIRIMU AMAZZI G'ENS...

MAUREEN Mugagga agamba nti yafuna ettaka okuli ensulo z'amazzi agakulukuta agafuuse ensulo y'obugagga kubanga gamusobozesa...

Minisita w'ebyenguudo Gen. Katumba Wamala ng'atongoza ebyuma ebikola enguudo e Masaka.

'Alina pulaani ku nguudo gw...

OKWETEGEKERA akalulu ka 2021, Vision Group etwala ne Bukedde ekoze okunoonyereza n'ezuula ebizibu ebiruma abantu...