TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omu ku bakadde abasinga obukulu mu Uganda afudde!

Omu ku bakadde abasinga obukulu mu Uganda afudde!

Added 25th October 2020

Omu ku bakadde ababadde basinga obukulu mu Uganda afudde!

Mzei Eria Begumisa afiiridde ku myaka  117 Ku kyalo  Biharwa Mbarara disitulikiti.

Omugenzi abadde nnyo mukwano gw"omukulembeze w'eggwanga  Yoweri Kaguta Museveni. 

Mzeei Begumisa abadde tava mu maka ng'obwapulezidenti  era gye buvuddeko mzei yagenda mu maka g'Obwapulezidenti  n'amalayo omwezi mulamba  ng'afuna obujjanjabi.

Omu Ku  bakadde ababadde basinga obukulu mu Uganda  afudde mzeei Begumisa Eria affiridde Ku myaka  117 Ku kyalo  Biharwa Mbarara disitulikiti.

Omugenzi abadde nnyo mukwano gwomukulembeze w'eggwanga  Yoweri Kaguta Museveni ng'eno abadde tavaayo mu maka.

Mzeei Begumisa abadde tava mu makka ng'obwapulezidenti  era gye buvuddeko yamala mu maka g'obwapulezidenti  n'amalayo omwezi mulamba  ng'afuna obujjanjabi.

Polugulaamu y'okumuziika kwa Mzei ono tennafulumizibwa.

BYA ERIC YIGA

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abamu ku Badiventi nga balaga ekkanisa yaabwe eyamenyeddwa.

Bamenye ekkanisa y'Abadiventi

ABAADIVENTI balaajanidde gavumenti n'ekitongole ky'ebyokwerinda kinoonyereze ku baamenye ekkanisa yaabwe. Ekkanisa...

Omubaka Ssebunya (akutte akazindaalo). M katono ye Nanteza

Nnamwandu wa Kibirige Ssebu...

OMUBAKA Kasule Sebunya owa Munisipaali ya Nansana agumizza Abalokole muka kitaawe be yagabira ettaka ng'akyali...

Omubaka Zziwa (ku kkono) ng’ayogera eri abakungubazi mu kusabira omwoyo gwa nnyina mu katono.

Batenderezza maama wa Marga...

BANNADDIINI batenderezza omukwano Josephine Mugerwa 76, Maama wa Margaret Zziwa Babu gw'abadde nagwo ne basaba...

Katende

Eyakubiddwa akakebe ka ttiy...

ABOOLUGANDA lw'omusuubuzi mu katale ka St. Balikuddembe eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu Kampala mu kwekalakaasa...

Ssegirinya atenda Nalufeenya

Ssegirinya yandyesonyiwa ''Struggle'' ! sikuntenda gyatendamu Nalufeenya.