TOP

Abadde asuza abaana mu kaabuyonjo bamutabukidde

Added 26th October 2020

OMUKAZI Juliet Aikoru ow’e Kazo Angola akwatiddwa ng’abadde amaze ebbanga ng’atulugunya abaana ba muggyawe be yalekera omusajja.

Aikoru n'abaana baabadde atulugunya.

Aikoru n'abaana baabadde atulugunya.

OMUKAZI Juliet Aikoru ow'e Kazo Angola akwatiddwa ng'abadde amaze ebbanga ng'atulugunya abaana ba muggyawe be yalekera omusajja.

Ono ab'akakiiko k'ekyalo baamutabukidde annyonnyole lwaki atulugunya abaana, okubasuza mu kaabuyonjo n'okubakuba buli kiseera nga kati bonna bajjudde nkovu na bisago.

Abatuuze baategeezezza nti ono okutulugunya abaana bano abaddenga akikola ne mutowe oluvannyuma lwa kitaabwe okukwatibwa n'asibwa ng'alina emisango egimuvunaanibwa.

Aikoru ne mutowe abatuuze baabakubyemu ku mbooko okubabonereza. Ssentebe w'ekyalo kino Jane Fancis Namukasa agambye nti, baamulabudde obutakiddamu kubanga omulundi omulala ensonga bagenda kuzongerayo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abamu ku Badiventi nga balaga ekkanisa yaabwe eyamenyeddwa.

Bamenye ekkanisa y'Abadiventi

ABAADIVENTI balaajanidde gavumenti n'ekitongole ky'ebyokwerinda kinoonyereze ku baamenye ekkanisa yaabwe. Ekkanisa...

Omubaka Ssebunya (akutte akazindaalo). M katono ye Nanteza

Nnamwandu wa Kibirige Ssebu...

OMUBAKA Kasule Sebunya owa Munisipaali ya Nansana agumizza Abalokole muka kitaawe be yagabira ettaka ng'akyali...

Omubaka Zziwa (ku kkono) ng’ayogera eri abakungubazi mu kusabira omwoyo gwa nnyina mu katono.

Batenderezza maama wa Marga...

BANNADDIINI batenderezza omukwano Josephine Mugerwa 76, Maama wa Margaret Zziwa Babu gw'abadde nagwo ne basaba...

Katende

Eyakubiddwa akakebe ka ttiy...

ABOOLUGANDA lw'omusuubuzi mu katale ka St. Balikuddembe eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu Kampala mu kwekalakaasa...

Ssegirinya atenda Nalufeenya

Ssegirinya yandyesonyiwa ''Struggle'' ! sikuntenda gyatendamu Nalufeenya.