TOP

Polio taggwangayo - Dokita

Added 26th October 2020

GAVUMENTI erabudde Bannayuganda ku bulwadde bwa polio ne balagirwa obutabugayaalirira bayongere okutwala abaana abato bagemebwe obulwadde buno.

Dokita ng'agema omwana polio.

Dokita ng'agema omwana polio.

GAVUMENTI erabudde Bannayuganda ku bulwadde bwa polio ne balagirwa obutabugayaalirira bayongere okutwala abaana abato bagemebwe obulwadde buno.

Okulabula kuno kwakoleddwa Dr. Charles Olaro, dayirekita mu minisitule y'ebyobulamu avunaanyizibwa ku ndwadde eziwonyezebwa aba Lotale ya Muyenga ne Muyenga Tankhill bwe baabade bakuza olunaku lw'okulwanyisa obulwadde bwa polio mu nsi yonna.

Ate ye Gavana wa lotale ezisangibwa mu Uganda ne Tanzania, Rosetti Nabbumba yagambye nti wadde baalangirira nti, obulwadde bwa polio bwaggwaawo mu Africa naye tebasobola kulegeza bakyagenda mu maaso okugema abaana bufuukire ddala lufumo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abamu ku Badiventi nga balaga ekkanisa yaabwe eyamenyeddwa.

Bamenye ekkanisa y'Abadiventi

ABAADIVENTI balaajanidde gavumenti n'ekitongole ky'ebyokwerinda kinoonyereze ku baamenye ekkanisa yaabwe. Ekkanisa...

Omubaka Ssebunya (akutte akazindaalo). M katono ye Nanteza

Nnamwandu wa Kibirige Ssebu...

OMUBAKA Kasule Sebunya owa Munisipaali ya Nansana agumizza Abalokole muka kitaawe be yagabira ettaka ng'akyali...

Omubaka Zziwa (ku kkono) ng’ayogera eri abakungubazi mu kusabira omwoyo gwa nnyina mu katono.

Batenderezza maama wa Marga...

BANNADDIINI batenderezza omukwano Josephine Mugerwa 76, Maama wa Margaret Zziwa Babu gw'abadde nagwo ne basaba...

Katende

Eyakubiddwa akakebe ka ttiy...

ABOOLUGANDA lw'omusuubuzi mu katale ka St. Balikuddembe eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu Kampala mu kwekalakaasa...

Ssegirinya atenda Nalufeenya

Ssegirinya yandyesonyiwa ''Struggle'' ! sikuntenda gyatendamu Nalufeenya.