TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Paasita Ssenyonga atuuzizza olukung'aana ku kufa kwa Yiga Mbizzaayo n'ata akaka

Paasita Ssenyonga atuuzizza olukung'aana ku kufa kwa Yiga Mbizzaayo n'ata akaka

Added 27th October 2020

Ayogedde ku mugenzi nga abadde nabbi ow'obulimba , omukabassanyi w'abakazi era nga waafiiridde abadde awerebye endiga ze nnyingi ekirwadde kyakirya atabaala nga kw'otadde n'okwegaana abaana baazadde mw'abo baakaka omukwano.

Paasita Ssenyonga ng'ayogerera mu lukung'aana lwa bannamawulire

Paasita Ssenyonga ng'ayogerera mu lukung'aana lwa bannamawulire

Omusumba wa Life Christian Church  Jackson Ssenyonga akungubagidde omugenzi Paasita Augustine Yiga eyavude mu bulamu bw'ensi eno olunaku olwaleero kyokka n'asaba abantu bulijjo okulekanga omukululo omulungi .

Wabula Ssenyonga talina kalungi k'ayogedde ku mugenzi n'agamba nti afudde talokose yadde nga ku ssaawa esembayo agezezzaako nnyo okumutuukirira alokoke kyokka ne birema .

Ayogedde ku mugenzi nga abadde nabbi ow'obulimba , omukabassanyi w'abakazi era nga waafiiridde abadde awerebye endiga ze nnyingi ekirwadde kya kiryatabaala nga kw'otadde n'okwegaana abaana baazadde mw'abo baakaka omukwano.

Ssenyonga akoowode abo bonna omugenzi be yazaalamu kyokka n'agaana okubalabirira okuggya gy'ali abawe obuyambi wamu n'okuweerera abaana baabwe.

Ssenyonga agabidde abaamawulire obutambi bwa CD obwoleka ebikolobero omugenzi by'azze akola.

  1. Olutalo lwa Sennyonga ne Yiga balututte mu bantu

  2. Olutalo lwa Pastor Ssennyonga ne Br Ronnie lusajjuse

Bya Jaliat Namuwaya

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssaabasumba Lwanga (owookubiri ku ddyo) n'abakulu abalala mu Klezia nga baziika Fr. Lumanyika e Lubaga.

Bannayuganda mukolerere emi...

SSAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga asabye Bannayuganda okukolerera emirembe n’awa...

Balooya ba Ssewanyana nga balina bye bamwebuuzaako.

Omubaka Ssewanyana ne banne...

Omubaka wa Makindye West, Allan Ssewanyana eyasindikibwa mu kkomera e Kitalya wiiki ewedde n'abawagizi be  kyaddaaki...

Nabbi Omukazi ayagala ABS ...

MARGIE Kayima (Nabbi Omukazi) ayagala aba ABS TV bamusasule obukadde 700 lwa kukozesa eddoboozi lye mu kalango...

Mugagga ng'alaga ezimu ku nte eziri ku ffaamu ye.

ETTAKA ERIRIMU AMAZZI G'ENS...

MAUREEN Mugagga agamba nti yafuna ettaka okuli ensulo z'amazzi agakulukuta agafuuse ensulo y'obugagga kubanga gamusobozesa...

Minisita w'ebyenguudo Gen. Katumba Wamala ng'atongoza ebyuma ebikola enguudo e Masaka.

'Alina pulaani ku nguudo gw...

OKWETEGEKERA akalulu ka 2021, Vision Group etwala ne Bukedde ekoze okunoonyereza n'ezuula ebizibu ebiruma abantu...