TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Paasita Bujjingo akungubagidde Yiga: Agugumbudde Paasita Ssenyonga

Paasita Bujjingo akungubagidde Yiga: Agugumbudde Paasita Ssenyonga

Added 28th October 2020

Paasita Bujjingo ng'agumya Jengo mutabani wa Yiga

Paasita Bujjingo ng'agumya Jengo mutabani wa Yiga

Omusumba w'ekkanisa ya House of Prayer International Aloyzious Bujjingo agugumbudde abaavudeyo ne bogera amafukuule ku musumba Yiga n'ategeeza nti si kikolwa kya buntubulamu omuntu ne bw'aba wa mukyawa toyina kumusalira musango ng'afudde.

Bujjingo agambye omuntu tayinza kuvaayo n'ayogera ku mulambo mafukuule okuggyako nga ye yamusse.

Ono bino abyogeredde ku kkaninsa ya Yiga e Kawaala gy'abadde agenze okukubagiza era asisinkanye omusumba Andrew Jengo mutabani wa Yiga ne yeeyama okutambula naye mu byonna era n'awaayo amabugo ga bukadde bubiri.

Jengo asabye omusumba Bugingo obutamuleka mu mbeera eno kuba amutwala nga kitaawe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sosimu Twesiga

Abalima ebikozesebwa mu kus...

ABALIMA ebikozesebwa mu kusogola omwenge balaajanidde gavumenti ne bagisaba okuddiriza ku mateeka g'omuggalo ku...

Rtd. Sgt. Kyazike

Owa UPDF gwe baafera asobeddwa

EYALI omuserikale w'eggye lya UPDF abafere baamulimba okumuguza enju oluvannyuma ne bamwefuulira ne bamukuba kalifoomu...

Museveni

Obuwumbi 11 ez'abasomesa mmye

ABASOMESA balojja ennaku gye bayitamu oluvannyuma lwa ssente pulezdienti ze yawa SACCO yaabwe bwe zabbibwa ne bamusaba...

Aba bodaboda ku siteegi y’e Makerere nga bajjuza obukonge bwa Gabula Ssekukkulu, Ku ddyo ye Donozio Ssempeebwa ssentebe waabwe.

Bukedde bw'agabula tewali a...

ABAVUZI ba bodaboda nabo beegasse ku bantu abalala okukunga bannaabwe okwetaba mu kujjuza akakonge ka Gabula Ssekukkulu...

Pulezidenti Museveni ng’atuuka ku mukolo gw'okukuyega abakulembeze mu Mbale.

Ab'e Mbale basabye Museveni...

MUSEVENI bwe yabadde mu Bugisu baamubuulidde ebintu ebikulu bye baagala akole olwo basobole okumuyiira obululu...