TOP

Mwine alina emisango mu kkooti

Added 28th October 2020

OMUBAKA wa munisipaali ya Mityana, Francis Zaake yaloopa DPC Mwine Mukono ne banne okuli RPC Kagarura n’abalala ng’abalanga okumutulugunya n’okumukwata mu bukyamu. Bano yabaloopa mu kkooti e Mityana.

Mwine Mukono

Mwine Mukono

OMUBAKA wa munisipaali ya Mityana, Francis Zaake yaloopa DPC Mwine Mukono ne banne okuli RPC Kagarura n'abalala ng'abalanga okumutulugunya n'okumukwata mu bukyamu. Bano yabaloopa mu kkooti e Mityana.

Wabula mu September 2020, kkooti yategeeza nti omuwaabi wa gavumenti yeddiza emisango gino, olwo DPC ne banne kwe kufuna ku buweerero. Yali yaakassa ku kikkowe ate Zaake n'atwala omusango mu kkooti enkulu ng'ayagala DPC Mwine Mukono amuliyirire olw'okumusiba mu bukyamu, okumutulugunya, okutyoboola ekitiibwa kye, n'okumumalako eddembe lye ery'obuntu.

Eron Kiiza, munnamateeka wa Zaake yagambye nti kati bali mu kkooti enkulu ew'omulamuzi Esta Nambayo, nga basuubira okuddayo mu January w'omwaka ogujja. Zaake yagambye musanyufu Mwine okuteekebwa ku katebe.

Alina emisango mu kkooti Mwine ng'ayogera eri abatuuze b'e Mityana gye buvuddeko. Baali beekalakaasa olw'obubenje obweyongedde. Mwine Mukono

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abamu ku Badiventi nga balaga ekkanisa yaabwe eyamenyeddwa.

Bamenye ekkanisa y'Abadiventi

ABAADIVENTI balaajanidde gavumenti n'ekitongole ky'ebyokwerinda kinoonyereze ku baamenye ekkanisa yaabwe. Ekkanisa...

Omubaka Ssebunya (akutte akazindaalo). M katono ye Nanteza

Nnamwandu wa Kibirige Ssebu...

OMUBAKA Kasule Sebunya owa Munisipaali ya Nansana agumizza Abalokole muka kitaawe be yagabira ettaka ng'akyali...

Omubaka Zziwa (ku kkono) ng’ayogera eri abakungubazi mu kusabira omwoyo gwa nnyina mu katono.

Batenderezza maama wa Marga...

BANNADDIINI batenderezza omukwano Josephine Mugerwa 76, Maama wa Margaret Zziwa Babu gw'abadde nagwo ne basaba...

Katende

Eyakubiddwa akakebe ka ttiy...

ABOOLUGANDA lw'omusuubuzi mu katale ka St. Balikuddembe eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu Kampala mu kwekalakaasa...

Ssegirinya atenda Nalufeenya

Ssegirinya yandyesonyiwa ''Struggle'' ! sikuntenda gyatendamu Nalufeenya.