TOP

Paasita Kayiwa ayogedde ensibuko ya 'Abizzaayo'

Added 29th October 2020

Omusamize yandabula nti nali waakufa mu nnaku musanvu, kyokka ekyewuunyisa ate ye yafa ku lunaku olw’omusanvu. Okuva olwo Yiga yatandika okweyita ‘Abizzaayo’.

Pasita Kayiwa mu lumbe.

Pasita Kayiwa mu lumbe.

Polof. Simeon Kayiwa owa Namirembe Christian Fellowship yagambye nti Yiga yasabirako mu kkanisa ye ng'atandika obuweereza era tamwegaana.

Kyokka engeri gy'abadde abuuliramu naddala ku nkozesa y'ekigambo ‘abizzaayo' we babadde baawukanira. "Nnakola ekyewuunyo e Hoima bwe nasabira omukazi eyali alumbiddwa eddogo n'awona.

Omusamize yandabula nti nali waakufa mu nnaku musanvu, kyokka ekyewuunyisa ate ye yafa ku lunaku olw'omusanvu. Okuva olwo Yiga yatandika okweyita ‘Abizzaayo'.

Yagambye nti lwe yasembyeyo okwogera ne Yiga nga tannafa, yamusibiridde ebigambo bisatu omuli okubeera obumu, okwagalana n'okusaba ennyo.

Kayiwa naye yavumiridde abasalira bannaabwe omusango, kyokka n'agamba nyi Bayibuli yakyogerako nti ababyogera tebamanyi kye bakola.

Yasabye abagoberezi okusigala nga bagondera abasigaddewo kuba ekkanisa esigaddewo awamu ne Katonda gwe basinza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssegirinya atenda Nalufeenya

Ssegirinya yandyesonyiwa ''Struggle'' ! sikuntenda gyatendamu Nalufeenya.

Bobi Wine agudde mu lukwe l...

Asimbudde Fort Portal kumakya olwaleero n’agenda e Bundibugyo kyokka tebamuganyizza kutuuka mu kibuga wakati

Walukagga ne muwala we e Maya.

Omuyimbi Walukagga awonye o...

Omuyimbi Mathias Walukagga alula. Ku Mmande, Walukagga yasiibye ku kitebe kya poliisi e Bukoto ekya Crime Intelligence...

Fr. Mugisha

Faaza w'e Masaka ayongedde ...

FAAZA Richard Mugisha eyagugumbula abanene mu Gavumenti nga bw'awaana Bobi Wine azzeemu okuta akaka n'alabula...

Omubaka Allan Ssewanyana ng'awayaamu ne bannamateeka be.

Omubaka Ssewanyana ayimbuddwa

OMULAMUZI wa kkooti y'e Makindye Jude Okumu ayimbudde omubaka wa Makindye West, Allan Ssewanyana n'abawagizi be...