TOP

Ab'e Kawempe balaajanye ku kasasiro

Added 30th October 2020

okulaajana kuno baakukoze oluvannyuma lwa Ahmed Lukwago eyeegwanyiza ekifo ky’obwa kkansala bw’omuluka guno okukulemberamu abatuuze okukola bulungibwansi

Bya  Rosemary Nakaliri

Abatuuze b'e Ttula mu zzooni ya Kalumba mu muluka gwe Kawempe  beeraliikirivu nti bandirumbibwa endwadde eziva ku bucaafu olwa kasasiro abasusseeko obungi olw'okubulwa we abamukungaanyiza ekireetera abamu okumuyiwa mu nguudo ne mu myala amazzi ne ganjaala mu biseera by'enkuba.

Abatuuze nga bali wamu n'eyeesimbyewo ku bwakkansala mu kitundu kya Kulumba, Ahmed Lukwago nga bayoola kasasiro bwe baabadde bakola bulungibwansi.

Bano okulaajana kuno baakukozeoluvannyuma lwa Ahmed Lukwago eyeegwanyiza ekifo ky'obwa kkansala bw'omuluka guno okukulemberamu abatuuze okukola bulungibwansi nga bayoola kasasiro, okugogola emyala n'okusaawa ensiko ku makubo.

Abatuuze era baalaajanidde KCCA ebayambe ereetenga emmotoka zaabwe ebakungaanyengamu kasasiro nga bwe bakola mu bitundu ebirala ekitundu kyabwe kisobole okulongooka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abamu ku Badiventi nga balaga ekkanisa yaabwe eyamenyeddwa.

Bamenye ekkanisa y'Abadiventi

ABAADIVENTI balaajanidde gavumenti n'ekitongole ky'ebyokwerinda kinoonyereze ku baamenye ekkanisa yaabwe. Ekkanisa...

Omubaka Ssebunya (akutte akazindaalo). M katono ye Nanteza

Nnamwandu wa Kibirige Ssebu...

OMUBAKA Kasule Sebunya owa Munisipaali ya Nansana agumizza Abalokole muka kitaawe be yagabira ettaka ng'akyali...

Omubaka Zziwa (ku kkono) ng’ayogera eri abakungubazi mu kusabira omwoyo gwa nnyina mu katono.

Batenderezza maama wa Marga...

BANNADDIINI batenderezza omukwano Josephine Mugerwa 76, Maama wa Margaret Zziwa Babu gw'abadde nagwo ne basaba...

Katende

Eyakubiddwa akakebe ka ttiy...

ABOOLUGANDA lw'omusuubuzi mu katale ka St. Balikuddembe eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu Kampala mu kwekalakaasa...

Ssegirinya atenda Nalufeenya

Ssegirinya yandyesonyiwa ''Struggle'' ! sikuntenda gyatendamu Nalufeenya.