TOP

Jjengo tolwana ntalo za kitaawo - Bugembe

Added 31st October 2020

Omusumba w'Ekkanisa ya Worship House e Nansana akubirizza Omusumba w’Ekkanisa ya Revival Christian Church Kawaala, Andrew Jjengo eyadidde Yiga mu bigere okwewala okulwana entalo za kitaawe z’abadde nazo wabula atandike essuula empya.

Bugembe ng'abuulira enjiri mu kusabira omugenzi Yiga.

Bugembe ng'abuulira enjiri mu kusabira omugenzi Yiga.

Omusumba w'Ekkanisa ya Worship House e Nansana akubirizza Omusumba w'Ekkanisa ya Revival Christian Church Kawaala, Andrew Jjengo eyadidde Yiga mu bigere okwewala okulwana entalo za kitaawe z'abadde nazo wabula atandike essuula empya.

Pasita Bugembe era asabye abagoberezi mu kkanisa ya Revival e Kawaala ne Bannayuganda bonna okusonyiwa Omusumba Ssennyonga kubanga tewali atasobya. Yabadde Kawaala mu kuziika omugenzi Pasita Yiga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fr. Kato nga bamwaniriza mu kigo ky’e Kamwokya.

"Musabire abakulembeze bamm...

KAABADDE kaseera ka ssanyu ate n’okunyolwa ku kigo ky’e Kamwokya, Abakristu bwe baabadde baaniriza Bwannamukulu...

Abakungubazi nga batunuulira ekifaanayi ky’omwana eyattiddwa.

Bawambye omwana ne bamutta

ABATEMU bawambye omwana ow’emyaka mukaaga ne bamutta mu bukambwe, omulambo ne bagwambulamu engoye. Rosemary Ngambeki...

Joseph Ssewungu (ku kkono) ne Latif Ssebaggala nga baliko bye babuuza minisita Jeje Odong (ku ddyo) ku lukalala lw’amannya g’abantu abatalabikako lwe yasomye mu Palamenti.

Ensonga z'ababaka 10 ezitan...

ABABAKA bawadde ensonga 10 lwaki tebamatidde lukalala olwayanjuddwa minisita w’ensonga z’omunda olulaga abantu...

Abaserikale nga batwala omulambo gw'omuwala.

Bagudde ku mulambo gw'omuwa...

ABATUUZE ku Kyalo Kakerenge mu Ggombolola y’e Gombe mu disitulikiti y’e Wakiso baguddemu ekyekango bwe bagudde...

Abatuuze nga baziika Ssali.

Amasasi ganyoose nga poliis...

Amasasi ganyoose nga poliisi y’e Wakiso egumbulula abatuuze abaaziikudde omulambo nga bagamba nti famire teyinza...