TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Jjaamu akwatiridde nga Pulezidenti Museveni agenda ku kakiiko k'ebyokulonda okwewandiisa

Jjaamu akwatiridde nga Pulezidenti Museveni agenda ku kakiiko k'ebyokulonda okwewandiisa

Added 2nd November 2020

Jjaamu akwatiridde nga Pulezidenti Museveni agenda ku kakiiko k'ebyokulonda okwewandiisa

Jjaamu akwatiridde ku nguudo ezenjawulo eziyingira n'okufuluma Kampala nga Pulezidenti Museveni agenda okwewandiisa mu kakiiko k'ebyokulonda okuvuganya ku bwapulezidenti.

Kino bakikoze okusobozesa Pulezidenti Museveni okutambula obulungi nga tataataganyiziddwa mugotteko gwa bidduka engeri leero gye luli lwa Mmande.

EKIBADDE KU NORTHERN BYPASS

Ebyentambula ku luguudo lwa Northern bypass bisannyaladde olw'omuwendo gw'ebidduka okweyongera. Kino kiddiridde poliisi okuziba ezimu ku nguudo okusobozesa abagenda okwewandiisa ku bwa Pulezidenti eri akakiiko k'ebyokulonda okutambula nga tewali kibatataaganya.

 

E KINNAWATTAKA KISUSSE

Kajjampuni abalagadde mu bbwa loole y'amanda bw'egudde wakati mu luguudo e Kinawattaka n'eyongera akalippagano

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuzannyi wa Villa (ku kkono) n'owa Busoga United nga bagoba omupiira mu gwa liigi ogusembyeyo. Baagwa maliri, 1-1.

VILLA ETUNUZZA OMUDUMU MU UPDF

Leero (Lwamukaaga) mu Liigi (10:00); SC Villa - UPDF, Bombo Onduparaka - Vipers, Arua KCCA - Kitara, Lugogo Bright...

Cheptegei ng'ajaganya.

Likodi za Cheptegei zimweyi...

ENJOGERA egamba nti ‘Katonda nga yaakuwadde, n'ennume ezaala' etuukira bulungi ku muddusi Joshua Cheptegei. Ye...

Ivana Ashaba (mu maaso), owa Hippos ng'alemesa owa Burkina Faso okutuuka ku mupiira.

Hippos eyiseemu kavvu

ENKAMBI ya ttiimu y’eggwanga ey’abatasussa myaka 20 (Hippos), yeeyongeddemu ebbugumu, FUFA bwe baawadde doola 80,000...

Ttakisi mu paaka enkadde.

'Bbeeyi y'entambula esusse'

ABABAKA ba palamenti bennyamivu olw’ebisale by’entambula ebyeyongera okulinnya buli lukya ekinyigiriza abasaabaze....

Fr. Kabagira ne Fr. Mubiru nga baganzika ekimuli ku ntaana ya Ssaabasumba Joseph Kiwanuka mu Eklezia e Lubaga.

Bajjukidde Ssaabasumba Kiwa...

ABAKKIRIZA bajjukidde Ssaabasumba Joseph Nakabaale Kiwanuka eyafa nga February 22, 1966 n’aziikibwa mu Eklezia...