TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Mutabani wa Abdu Mulaasi yeesozze ekisaawe ky'okuyimba

Mutabani wa Abdu Mulaasi yeesozze ekisaawe ky'okuyimba

Added 11th November 2020

RICARDO Omuto nga mukaseera kano osobola okumuyita Ricardo Wo,afunye ekibiina ekimuwandisizza olw'essanyu nakyusa n'erinya.

Mutabani wa Abdu Mulaasi wakati

Mutabani wa Abdu Mulaasi wakati

RICARDO Omuto nga mukaseera kano osobola okumuyita Ricardo Wo,afunye ekibiina ekimuwandisizza olw'essanyu nakyusa n'erinya.

Mu kaseera kano alina emyaka 20 nga abantu bamutegeera weyayingirira mu kisaawe ky'okuyimba ku myaka 5 omuyimbi Abdul Mulaasi eyasibanga faamu,kubanga yamuleeta mu kuyimba nga amuyita mwana we kubanga yeyamukuza.

Wabula Ricardo wo ategezezza nti afunye ekibiina ekimututte bakiyita Sky Ave Entertainment nga kikulirwa Fahad Kiryowa wabula agamba kitaawe yakiriziganyiza abeere nga afuna ekibiina kino kisobole okutambuza omuziki gwe.

Mbu akyusiza erinya kubanga tauyagala bantu badde kumulaba nga mwana muto,ono abasubiza okukuba endogo kubanga agamba amanyi okuyimba ate nga pulodyusa kale byona asobola okubyekolera

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssaabasumba Lwanga (owookubiri ku ddyo) n'abakulu abalala mu Klezia nga baziika Fr. Lumanyika e Lubaga.

Bannayuganda mukolerere emi...

SSAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga asabye Bannayuganda okukolerera emirembe n’awa...

Balooya ba Ssewanyana nga balina bye bamwebuuzaako.

Omubaka Ssewanyana ne banne...

Omubaka wa Makindye West, Allan Ssewanyana eyasindikibwa mu kkomera e Kitalya wiiki ewedde n'abawagizi be  kyaddaaki...

Nabbi Omukazi ayagala ABS ...

MARGIE Kayima (Nabbi Omukazi) ayagala aba ABS TV bamusasule obukadde 700 lwa kukozesa eddoboozi lye mu kalango...

Mugagga ng'alaga ezimu ku nte eziri ku ffaamu ye.

ETTAKA ERIRIMU AMAZZI G'ENS...

MAUREEN Mugagga agamba nti yafuna ettaka okuli ensulo z'amazzi agakulukuta agafuuse ensulo y'obugagga kubanga gamusobozesa...

Minisita w'ebyenguudo Gen. Katumba Wamala ng'atongoza ebyuma ebikola enguudo e Masaka.

'Alina pulaani ku nguudo gw...

OKWETEGEKERA akalulu ka 2021, Vision Group etwala ne Bukedde ekoze okunoonyereza n'ezuula ebizibu ebiruma abantu...