TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Amasasi, ttiyaggaasi n'abajaasi e Mukono n'e Kasubi

Amasasi, ttiyaggaasi n'abajaasi e Mukono n'e Kasubi

Added 18th November 2020

Abantu nga beekalakaasa mu bitundu by'e Kasubi.

Abantu nga beekalakaasa mu bitundu by'e Kasubi.

Embeera ya bunkenke mu kibuga Mukono. Amasasi, amayinja ne ttiyaggaasi bibuutikidde ekibuga nga poliisi n'amagye bigezaako okulwanagana n'abantu abaabadde beekalakaasa olwa poliisi okukwata n'okusiba Robert Kyagulanyi Ssentamu. Abamu baasudde amayinja n'okukuma omuliro mu nguudo okulemesa abantu n'emmotoka okutambula.  Embeera eno ye yabadde n'e Kasubi abantu bwe baayiye ebikutiya bya kasasiro mu kkubo ne babikumako omuliro.   

Abantu olwalabye poliisi ne badduka.
Omuserikale ng'azikiza omuliro ogwakumiddwa mu kkubo.
Abaserikale nga basazeeko ekibuga Mukono.

                                           (Ebif. bya Eric Yiga ne Patrick Kibirango).

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Aba NRM e Wakiso baagala Mu...

ABA NRM mu Wakiso basabye Pulezidenti Museveni alung’amye ababaka nga balonda Sipiika wa Palamenti. Baagambye nti...

Abazinyi nga basanyusa abantu.

Kibadde kijobi nga Fr. Kyak...

EMBUUTU zibuutikidde ekifo ekisanyukirwamu ekya John Bosco Ssologgumba e Lukaya mu Kalungu. Zino zipangisiddwa...

Bannyabo

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde ...

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde batugobya abaami baffe?

Akeezimbira

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto en...

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto entuufu gy'osaanidde okuyiwa ku kizimbe.

Bannyabo; Nakazinga ng'annyonnyola

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe b...

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe bakugaana omwami weeyisa otya?