TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Okuziika Ssentebe w'e Kikaaya kuggweeredde mu bikonde

Okuziika Ssentebe w'e Kikaaya kuggweeredde mu bikonde

Added 19th November 2020

Omu ku bavubuka eyakubiddwa.

Omu ku bavubuka eyakubiddwa.

Okuziika Ssentebe wa Bulenga - Kikaaya, Armstrong Edward Musisi Matovu guggweredde mu bikonde. Abakubaganye bonna baddusiddwa mu ddwaaliro nga bazirise.

Munne eyakubiddwa n'azirika.

Omu ku baakubiddwa ye Davis Ayimbisibwe difensi ku kakiiko ka Bulenga Kikaaya wamu n'omuvubuka omutuuze w'e Kikandwa ataategeerekese mannya.

Okusinziira ku Sarah Birungi, yategeezezza nti bano okuyombaggana baatandikidde mu kukaayana kw'ani agenda okuteeka omugenzi mu ntaana olw'engeri gye yafudde obulwadde bwa Covid 19.

Abatuuze nga baziika ssentebe Musisi Matovu. (Ebif. Joanita Nangozi).

Oluyombo lwatandise mpolampola ne beekuba ebitiiyo okukakkana nga beegudde mu malaka wabula omu bwazirise owookubiri abavubuka ne bamuyiikira ne bamukuba okutuusa lwazirise

Bino by'abadde bigenda mu maaso ku ntaana nga faaza asabira omugenzi mu kidaala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...