TOP

Ono Muzeeyi abaza kaki?

Added 26th November 2020

Omusajja mukulu ono twamuguddeko mu kibuga Kampala ku kizimbe kya Gazaland ng'aliko omukyala gwanyumya naye. Omukyala yabadde atudde wansi ng'omusajja akutamye kyokka ng'emikono gye agiwummuzza ku bisambi by'omukazi.

Muzeeyi n'omukyala nga banyumya. (Ekif. Eria Luyimbazi)

Muzeeyi n'omukyala nga banyumya. (Ekif. Eria Luyimbazi)

Musajja mukulu ono twamuguddeko mu kibuga Kampala ku kizimbe kya Gazaland ng'aliko omukyala gwanyumya naye. Omukyala yabadde atudde wansi ng'omusajja akutamye kyokka ng'emikono gye agiwummuzza ku bisambi by'omukazi. Twakitegeddeko nti y'omu ku bakazi abatunda obuviiri ku nguudo n'okuyita abakazi babasibe enviiri. Baaluddewo nga banyumya kyokka ng'abayise n'abantu ababeetoolodde bali mu kwewuunaganya n'okwekuba obwama nga beebuuza gye baliko n'abamu okulowooza nti Muzeeyi yabadde atokota omukyala ate abalala nti kirabika baabadde banyumya ku mbeera y'okwekalakaasa eyaliwo gye buvuddeko nga bwe yabakosezza ennyo.  Kyokka waliwo abavubuka abaawuliddwa nga beeyogeza nti, tomanya oyinza okulaba Muzeeyi oyo ng'ali mu kutega kibatu. Kyokka abamu ne babiwakanya nga bagamba nti kirabika baliko bye baabadde banyumya n'oluusi okusanga nga mukwano gwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kakooza Mutale

Mutale awabudde Museveni: '...

MAJ. Kakooza Mutale awabudde Pulezidenti Museveni nti ekya NRM okuwangulwa mu Buganda si kubeera basosoze mu mawanga,...

Katebalirwe

'Gavumenti yabadde ntuufu o...

AKAKIIKO k'eddembe ly'obuntu kayise ba agenti b'abeesimbyewo abaakwatiddwa oba okutaataaganyizibwa ku lunaku lw'okulonda,...

Ssebunnya

Ssebunnya alambuludde ebyas...

OMUWABUZI wa Pulezidenti Museveni ku nsonga za Buganda, Robert Ssebunnya avuddeyo n'ayogera ku mbeera y'ebyokulonda...

Nabirah.

Omuliro mu kalulu ka Bammeeya

BANNAKAMPALA basuze mu keetereekerero okulonda Loodi Meeya wabula ekibuuzo ekiri mu bantu kiri kimu: Erias Lukwago...

Bano baabadde ku boodabooda nga batwala omulwadde mu ddwaaliro.

Basonze ku kyasuddeMuseveni...

ABATUUZE mu disitulikiti y'e Mayuge n'abakulembeze boogedde lwaki Robert Kyagulanyi Ssentamu ‘Bobi Wine' owa NUP...