TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Poliisi eremesezza ab'e Kira okwetaba mu misinde gy'Akabaka

Poliisi eremesezza ab'e Kira okwetaba mu misinde gy'Akabaka

Added 29th November 2020

Poliisi mu Kira Municipality eremesezza abantu abaabadde bakedde okwetaba mu misinde gy’amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka nga n’abamu abaabadde balemeddeko okudduka ebayodde n’ebaggalira mu kaduukulu ku poliisi ya Kira Division.

Abamu ku baddusi nga boogera n'abaserikale. (Ekif. Ddamba Tadeo)

Abamu ku baddusi nga boogera n'abaserikale. (Ekif. Ddamba Tadeo)

Poliisi  mu Kira Municipality  eremesezza abantu abaabadde bakedde okwetaba mu misinde gy'amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka nga n'abamu abaabadde balemeddeko okudduka ebayodde n'ebaggalira mu kaduukulu ku poliisi ya Kira Division.

Abamu ku bawala abaabadde bagenze okudduka nga basobeddwa.

Bano baagezezzaako okulaga poliisi ebbaluwa ebakkiriza okwetaba mu misinde gino okuva mu offiisi y'omubaka wa Pulezidenti ow'e Kira naye nga tebabawuliriza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Amaka ga Bisaka agali ku kyalo Kapyemi.

Obugagga bwa Bisaka buwunii...

OBUGAGGA Bisaka bw'alese obuli mu buwumbi buwuniikirizza abantu abagamba nti, tabadde na mulimu mutongole gw'aggyamu...

Abantu nga baaniriza Pulezidenti e Busega.

Abawagizi ba pulezidenti Mu...

Abawagizi ba pulezidenti Museveni wano mu Kampala bakwatiridde ku makubo okuva e Busega okumwaniriza nga bamukulisa...

Honarebo Ssegirinya ng'alumya abayaaye.

Ssegirinya wansuubiza okunf...

NKUBAKYEYO Goolixy Nalumansi eyali muninkini w'omubaka omulonde owa Kawempe North, Muhammad Ssegirinya akiise ensingo....

Kansala Bitamiisi (ku kkono) abantu gwe baagambye nti muto.

Omwana asuuzizza maama eggaati

ABANTU bawuniikiridde bwe balabye omuwala abamu gwe baayisa omwana ng'awangudde obwakansala okukiikirira eggombolola...

Bakaluba Mukasa.

NUP ewangudde disitulikiti ...

EKIBIINA kya National Unity Platform (NUP) kyeyongedde okweriisa enkuuli mu kulonda kwa bassentebe ba disitulikiti...