TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abantu b'e Iganga beeyiye ku nguudo nga Bobi Wine ayitawo

Abantu b'e Iganga beeyiye ku nguudo nga Bobi Wine ayitawo

Added 3rd December 2020

Abantu nga badduka okulaba ku Bobi Wine.

Abantu nga badduka okulaba ku Bobi Wine.

Bobi ng'azina n'abawagizi be. Yali Ggulu gye buvuddeko.

Abantu mu bitundu by'e Iganga beeyiye ku nguudo bwe bawulidde nti omukulembeze w'ekibiina kya NUP era avuganya ku bwapulezidenti, Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobi Wine bwe yabadde anaatera okutuuka.

Abantu b'e Iganga nga bakwatiridde ku kkubo.

Obwedda bamulindiridde bwe bayimba ennyimba ezimuwaana nti, ‘‘twagala Bobi si ssente''. Kino kiddiridde abantu bano okukitegeera nti Bobi abadde agenda kuyitira awo ng'agenda mu disitulikiti y'e Budaka gy'agenda okukubira kampeyini ze leero.

Omusajja wuuyo. Abantu nga basanyukira Bobi.

Nga bulijjo n'obummotoka bwa poliisi bwamwegasseeko dda bugenda bukuba abantu ttiyaggaasi nga babagobaganya obutabeera kumpi n'oluguudo nga Kyagulanyi ayitawo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssentebe wa NRM e Kalungu e...

SSENTEBE wa NRM e Kalungu Ying. Hajj Twaha Kiganda Ssonko yeebazizza Katonda olw'okumuwanguzizza emisomo n'attikirwa...

Fr.Tamale

Fr. Tamale waakuziikibwa Bu...

Fr.  Joseph Tamale 39 afudde oluvannyuma lw'okutawaanyizibwa ekirwadde kya Puleesa n'ensigo. W'afiiridde, abadde...

Omutaka Gabunga, Mubiru  (wakati) ne Benon  Kibuuka (ku ddyo) ng'abasabira omwoyo gwa Ssaabasumba e Lubaga.

Bannaddiini musse ekitiibwa...

OMUTAKA Gabunga,Mubiru Zziikwa owookubiri, asoomoozezza Bannaddiini ku kussa ekitiibwa mu buwangwa n'Ennono. ...

Betty Maina (ku kkono) , minisita Oryem ne Amelia Kyambadde oluvannyuma lw'okussa omukono ku ndagaano.

Gavt. ya Uganda ne Kenya zi...

GAVUMENTI ya Uganda ne Kenya zitadde omukono ku ndagaano egendereddwaamu okumalawo emiziziko egibaddewo wakati...

Lukyamuzi ne Kasibante.

Lukyamuzi ne Kasibante bavu...

ABALWANIRIZI b'eddembe ly'obuntu bawakanyizza emisolo emipya gavumenti gy'ereeta mu mbalirira y'ebyensimbi ey'omwaka...