TOP

Kazannyirizi Salvado ne Daphine bakiggadde

Added 4th December 2020

Salvado ne kabiite we nga basolooza ebirabo mu Klezia.

Salvado ne kabiite we nga basolooza ebirabo mu Klezia.

Omuzannyi wa komedi, Patrick Idringi okuva mu bitundu by'e Ombokolo amanyiddwa nga Salvado ku siteegi akubye mukyala we Daphine Frankstock empeta.

Loodi ono aludde ng'ali mu laavu ne mukyala we kyokka nga tebatukuzanga bufumbo. Leero bagattiddwa mu Klezia y'e Mbuya ne bafuuka omuntu omu.

Era wano Daphine waakubidde abawala ababadde beegwanyiza bba Salvado akaama babiveeko kubanga kati ali mu kintu wakati ng'era okufa kwe kulibaawukanya nga bwe bakubye ebiragaano.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mmotoka ya minisita Atwoki eyakubiddwa amasasi.

Minisita asimattuse amasasi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenfuna mu offiisi y'omumyuka wa Pulezidenti, Dr Baltazar Kasirivu-Atwooki,...

Kiddu (ku kkono) ne munne.

Bannabyamizannyo abattiddwa...

Nga December 30 omwaka oguwedde, abantu abatamanyiddwa baasindiridde Isaac 'Zebra' Senyange, eyaliko kapiteeni...

Sserunjogi ng’alaga ebintu by’atonaatona omuli essaati, ebikopo n’ebirala ebikozesebwa mu kunoonya obululu okusikiriza abalonzi.

Sserunjogi kkampeyini aziko...

AWAGWA ekku tewabula kalondererwa, ekiseera kya kkampeyini bangi bakikozesezza okuyiiya ssente era gubeera mugano...

Ssentebe Andrew Kasatiiro ng'agezaako okunnyonnyola abaatafunye butimba.

Ab'e Jinja Kalooli batabuki...

Abatuuze b'e Jinja Kalooli mu Wakiso beeweereza ebisongovu n'abakulembeze baabwe lwa butabawa butimba bwa nsiri....

Kasibante ku mpingu  ng'akwatiddwa.

Agambibwa okugezaako okufum...

OMUSUUBUZI   aloopye omuvubuka ku poliisi n'amulumiriza  okumuggyiraayo ekiso amufumite abaduukirize ne bamutaasa....