TOP

Nobert Aliho musajja wa Bobi bamukutte

Added 4th December 2020

Basajja ba Bobi be baakubyemu ttiyaggaasi nga babuna emiwabo.

Basajja ba Bobi be baakubyemu ttiyaggaasi nga babuna emiwabo.

Abawagizi ba Bobi Wine ababadde batambulira ku kabangali bakiguddeko poliisi bwebakubyemu obukebe bwa ttiyaggaasi ne bagibuukako ne babuna emiwabo. Kabangali ya poliisi ebadde ebavaako emabega.  (Ebif. Bya Lawrence Kitatta)

Wano wafiira muloge. Omuvubuka nga yeetegula ekibambulira.

Okukubwa ttiyaggaasi ono kiddiridde abavubuka bano okufuna amawulire nti omu ku bakuumi ba Bobi Wine, Nobert Aliho poliisi gwerumiriza okukasuka akakebe ka ttiyaggaasi eyabalukira e Kayunga n'alumya omuserikale eyali akulira abakuumi ba Bobi Wine ku Lwokubiri nti yakwatiddwa.

Nobert Aliho eyalabikira mu katambi k'e Kayunga bamukutte.

Kati kigambibwa nti mmotoka eno yabadde emunoonya gye baamusibidde kyokka gye baabadde bamusuubira nga taliiyo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mizumoto HOII ng’akwasa Rubagumya ebisumuluzo by’emmotoka. Ku kkono ye Abel Kagumire.

Japan ewadde URA emmotoka n...

Gavumenti ya Japan ng'eyita mu kitongole kya JICA etonedde ekitongole kya URA emmotoka n'amaato okukiyamba mu kulwanyisa...

Omubaka Kalemba ng’ayogera eri abantu b’e Kyakatuuma.  Emabega ly’eddwaaliro ly’abadde azimba.

Mponye ababadde bakeera ewa...

OMUBAKA w'e Kakuuto mu Palamenti, Christopher Kalemba agambye nti teyejjusa kuwangulwa kyokka n'agamba nti akitegedde...

Sam Ssimbwa (ku kkono) ne Sadat Anaku nga bakutte engule ezibaweereddwa.

Ssimbwa ne Anaku bawangudde...

OMUTENDESI wa URA Sam Ssimbwa ne Sadat Anaku omuteebi wa KCCA balidde engule z'omwezi gwa March eza ‘Pilsner Awards'...

Ndagga ng'ayogera eri bannamawulire.

'Amasomero agasomesa ebibii...

Akulira ebyenjigiriza mu disitulikiti y'e Wakiso, Daniel Ndagga, ategeezezza ng'amasomero agasinga bwe gaziimudde...

Ente ali mu kifaananyi ne banne gye baakwatiddwa nayo.

Babakutte lubona n'ente enzibe

Poliisi y'e Sseeta Nazigo mu disitulikiti y'e Mukono ekutte abasajja babiri abateeberezebwa okuba ababbi b'ente...