TOP

Sheikh Nuhu Muzaata otusadde nnyo

Added 4th December 2020

Sheikh Muzaata

Sheikh Muzaata

Sheikh Nuhu Muzaata afudde ku Lwokutaano nga November 4, 2020. "Innalilahi wainailayhi Rajoun? Sheikh Nuhu Muzaata afudde. Nsaba Allah atugumye mu kiseera kino ekizibu''. Omubaka Latif Ssebagala, Imaam wa palamenti ya Uganda bwe yawandiise ku face book.

Wiiki bbiri emabega, Muzaata yatwalibwa mu ddwaaliro lya International Hospital mu Kampala ng'alumizibwa. 

Supreme Mufti, Sheikh Siliman Kasule Ndirangwa, yabadde agambye ku Lwokuna nti Sheikh Muzaata ali mu mbeera nnungi nga basuubira okumusiibula essaawa yonna n'awakanya n'ebigambibwa nti yaweebwa obutwa.

Muzaata yabadde dayirekita wa Dawa era omwogezi w'ekiwayi ky'omuzikiti gw'e Kibuli, abadde musomesa, kansala mu by'obufumbo ate omwogezi w'oku mikolo ng'era tatya biduduma.

Yazaalibwa mu bitundu by'e Bwaise mu Lufula Zooni mu myaka gya 50 nga kitaawe ye mugenzi Adam Muzaata.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mmotoka ya minisita Atwoki eyakubiddwa amasasi.

Minisita asimattuse amasasi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenfuna mu offiisi y'omumyuka wa Pulezidenti, Dr Baltazar Kasirivu-Atwooki,...

Kiddu (ku kkono) ne munne.

Bannabyamizannyo abattiddwa...

Nga December 30 omwaka oguwedde, abantu abatamanyiddwa baasindiridde Isaac 'Zebra' Senyange, eyaliko kapiteeni...

Sserunjogi ng’alaga ebintu by’atonaatona omuli essaati, ebikopo n’ebirala ebikozesebwa mu kunoonya obululu okusikiriza abalonzi.

Sserunjogi kkampeyini aziko...

AWAGWA ekku tewabula kalondererwa, ekiseera kya kkampeyini bangi bakikozesezza okuyiiya ssente era gubeera mugano...

Ssentebe Andrew Kasatiiro ng'agezaako okunnyonnyola abaatafunye butimba.

Ab'e Jinja Kalooli batabuki...

Abatuuze b'e Jinja Kalooli mu Wakiso beeweereza ebisongovu n'abakulembeze baabwe lwa butabawa butimba bwa nsiri....

Kasibante ku mpingu  ng'akwatiddwa.

Agambibwa okugezaako okufum...

OMUSUUBUZI   aloopye omuvubuka ku poliisi n'amulumiriza  okumuggyiraayo ekiso amufumite abaduukirize ne bamutaasa....