TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abaagala obulamu temusaagira mu nsonga ya COVID 19

Abaagala obulamu temusaagira mu nsonga ya COVID 19

Added 26th December 2020

Minisita Muyingo ng'aliko byannyonnyola.

Minisita Muyingo ng'aliko byannyonnyola.

Minisita omubeezi ow'ebyenjigiriza ebyawaggulu,  John Chrysestom Muyingo agumizza Bannayuganda nga bwe watali muntu agenda kutabangula mirembe mu kalulu akabindabinda.

Era asabye Bannayuganda obutasaagira mu nsonga y'ekirwadde kya ssennyiga omukambwe (COVID 19) kubanga kittira ddala abantu ate kati bungi.

Ku by'okuggulawo amasomero, Muyingo yagambya nti gavumenti ekola butaweera okulaba nga gwonna gaggulawo okutandika n'omwaka 2021.

Bino abyogeredde ku Lutikko e Lubaga mu mmisa ya Ssekukkulu ku Lwokuna.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Emmotoka ya Kyagulanyi empya.

Aba URA beezinze ku mmotoka...

EBY'EMMOTOKA ya Kyagulanyi gy'agamba nti teyitamu masasi byongedde okulanda ab'ekitongole ky'emisolo ekya URA bwe...

Kyagulanyi (wakati), Ssaabawandiisi wa NUP Lubongoya ne Nambooze nga bakutte ebifaananyi by’abaakwatibwa.

▶️ Bazadde b'abaakwatibwa b...

BAZADDE b'abavubuka abaakwatibwa bakaabizza abantu nga batottola ennaku gye bayitamu okuva abaana baabwe lwe baakwatibwa....

Akulira bonna bagaggawale e Gomba , Brig. Fanekansi Mugyenyi (wakati) ng’akwasa abakyala b’e Gomba ente.

Abakyala b'e Gombe bafunye ...

GAVUMENTI ng'eyita mu kitongole kyayo ekya Operation Wealth Creation (Bonna Bagaggawale) egabidde abakyala b'e...

Abaserikale nga bateeka ku kabangali omulambo gw’omusajja eyasangiddwa mu kibira e Bunnamwaya.

Bazudde omulambo ogutaliiko...

ABATUUZE bakyasobeddwa ku mulambo gwe baazudde mu kibira nga teguliiko magulu. Omulambo guno gwasangiddwa mu kibira...

Ettaka eryogerwako baalissaako n’akapande akagaana abantu okuligula. Mu katono ye Msgr. Kasibante.

Omugagga aguze ettaka ly'Ek...

ABAKRISTU b'ekigo kya St. Charles Lwanga e Gaba bali mu kusoberwa olw'engeri ettaka ly'ekigo eriwezaako yiika bbiri...