TOP

Omwala gwa Lufuka bagusiba amayinja

Added 20th January 2021

EMYALA egitwala mukoka ku nguudo eziyunga ku mwala gwa Lufuka ku luguudo lw'e Ntebe, gitandise okusibibwa amayinja.

Ssentebe Ssaalongo Musoke.

Ssentebe Ssaalongo Musoke.

EMYALA egitwala mukoka ku nguudo eziyunga ku mwala gwa Lufuka ku luguudo lw'e Ntebe, gitandise okusibibwa amayinja.

Kino kyongedde okuwa essuubi eri abatuuze mu byalo ebyotoolooddewo omuli Nankinga, Lufuka Bunnanwaya n'ebirla ku kukendeera kw'amazzi agabadde ganjaala buli nkuba lw'ebadde etonnya.

Ssaalongo Musoke ssentebe wa Lufuka - Bunnanwaya yagambye nti, waluwo essuubi ly'okuwona amazzi agabadde gayingirira amayumba g'abatuuze.

Ate Edward Gabula avunaanyizibwa ku nteekateeka y'okukola enguudo eziyunga ebintuntu mu minisitule y'ebyenguudo n'entambula yagambye nti, a essira basinze kulissa ku myala kuba y'ensibuko y'okwonooneka kw'enguudo mu bitundu by'eggwanga eby'enjawulo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaana nga basena amazzi amacaafu.

Ab'e Rakai amazzi ge banywa...

Abatuuze mu byalo eby’enjawulo mu ggombolola y’e Ddwaaniro ne Kagamba mu Ssaza ly’e Buyamba mu disitulikiti y’e...

Omusajja ng'alaga ebintu ebyasangiddwayo.

Ab'e Nateete beemulugunya k...

Abatuuze b’e Nateete baddukidde ku poliisi ne bagisaba ekwatagane n’ekitongole kya KCCA okulaba nga bamenyawo ebiyumba...

Abasiraamu nga banyumyamu.

Bayimamu twemweyingiza mu b...

DISITULIKITI Khadi w’e Lwengo, Sheikh Ismail Ibrahim Kibuule asisinkanye Abasiraamu okuva mu mizigiti egy’enjawulo...

Pasita Caleb Tukaikiriza ng'ayogera mu lukiiko. Ku ddyo ye Bbaale.

Abawala 300 mu Kalungu bazz...

OMUBAKA wa Gavumenti, Pastor Caleb Tukaikiriza agugumbudde abazadde abatatuukirizza buvunaanyizibwa bw’okukuuma...

Abazannya ‘Bizzonto’ nga beegezaamu.

Abazannya komedi wa 'Bizzon...

POLIISI ezzeemu okukwata abasajja abazannya komedi wa ‘Bizzonto’ ne basimbibwa mu kkooti ya Buganda Road gye babasomedde...