TOP

Eyawanguddwa e Mbale addukidde mu kkooti

Added 20th January 2021

ABAAWANGUDDE e Mbale ebifo by’ababaka ba Palamenti bajaganya obuwanguzi bwe baatuuseeko olw’okumegga bannaabwe.

Karim Masaba n’abawagizi be nga bajaganya mu kibuga Mbale olw’okuyitamu mu kalulu.

Karim Masaba n’abawagizi be nga bajaganya mu kibuga Mbale olw’okuyitamu mu kalulu.

ABAAWANGUDDE e Mbale ebifo by'ababaka ba Palamenti bajaganya obuwanguzi bwe baatuuseeko olw'okumegga bannaabwe.

Karim Masaba (Ind) yawangudde eky'omubaka wa Palamenti owa Industrial City Divizoni ate Connie Nakayenze Ggaliwango n'awangula okukiikirira abakazi ba Mbale City.

Kyokka ku kifo ky'omubaka wa Northern City Divizoni e Mbale owa NUP Ivan Masaba addukidde mu kkooti okuwakanya owa NRM Seth Wambede eyalangiriddwa.

Masaba agamba nti akulira okulonda mu Mbale Charles Lubero teyasomye muwendo gwa bululu okuggyako okulangirira nti Seth Wambede awangudde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

HAJJ SABIITI MUYIMBWA W’E KAYUNGA: Puleesa yanziba amaaso Kati emyaka 15 siraba.

Engeri okulonda ne Covid - ...

ABAAWANGUDDE n’abaagudde mu kalulu akaakaggwa bangi baakavuddemu balwadde entunnunsi. Ku bano bw’ogattako abo okweraliikirira...

Omukyala ng’akuuta bbebi ebinnyo.

Kozesa kigerekyampisi okuvu...

EBINNYO bwe bulwadde obukwata abaana abali wakati wa wiiki emu n’emyezi esatu. Omwana alwadde ebinnyo ebibuno biba...

Mmeeya Balimwezo ng’ayogera eri bakkansala mu lukiiko lwa kkanso. Ku kkono ye Sipiika Moses Mubiru ne Town Clerk, Denis Omodi.

Balaajanye ku ky'okwerula e...

ABAKULEMBEZE mu Munisipaali y’e Nakawa balaajanidde Gavumenti okwerula ensalosalo za Munisipaali y’e Nakawa mu...

Taremwa (atudde) ng’agezaako okunnyonnyola ababanja ez’Emyoga.

Ez'emyoga zitabudde aba sal...

ABAVUBUKA abeegattira mu bibiina by’abasala enviiri mu kibuga Mbarara nga baavudde mu Kishenyi Saloon Association...

Bannamawulire okuva mu Busoga, abeetabye mu musomo.

Omukungu alaze ekyalemesa N...

Omukungu akulira ekitongole ekivunaanyizibwa okukuuma n’okulabirira obutonde, Dr. Daniel Babikwa ategeezezza nti...