TOP

Bajjukidde Ssaabasumba Nankyama

Added 20th January 2021

Omusumba Kisitu ng’amansira amazzi ag’omukisa ku ntaana ya Nankyama. Mu katono bwe yali afaanana.

Omusumba Kisitu ng’amansira amazzi ag’omukisa ku ntaana ya Nankyama. Mu katono bwe yali afaanana.

OMUSUMBA w'Abasodookisi atwala ekitundu ky'obukiikakkono n'obuvanjuba bwa Uganda Silvestos Kisitu asabye abantu okuyambagana mu biseera bino eby'okusoomoozebwa olw'ekirwadde kya corona.

Nankyama.

Omusumba Kisitu bino yabyogeredde ku Eklesia ya St. Nicholas e Namungoona mu kujjukira omugezi Theodorus Nankyama eyasooka okubeera Ssaabasumba w'Abasodookisi mu Uganda n'abamba nti abantu balina okuyambagana kuba embeera y'ekirwadde kya corona enyize bangi.

Yagambye nti omugenzi Nankyama yali kabona wa Katonda eyayamba abantu ab'enjawulo mu by'enjigiriza n'emubulamu obwabulijjo. Nankyama yafa nga January 17, 1997.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abakungubazi nga batunuulira ekifaanayi ky’omwana eyattiddwa.

Bawambye omwana ne bamutta

ABATEMU bawambye omwana ow’emyaka mukaaga ne bamutta mu bukambwe, omulambo ne bagwambulamu engoye. Rosemary Ngambeki...

Joseph Ssewungu (ku kkono) ne Latif Ssebaggala nga baliko bye babuuza minisita Jeje Odong (ku ddyo) ku lukalala lw’amannya g’abantu abatalabikako lwe yasomye mu Palamenti.

Ensonga z'ababaka 10 ezitan...

ABABAKA bawadde ensonga 10 lwaki tebamatidde lukalala olwayanjuddwa minisita w’ensonga z’omunda olulaga abantu...

Abaserikale nga batwala omulambo gw'omuwala.

Bagudde ku mulambo gw'omuwa...

ABATUUZE ku Kyalo Kakerenge mu Ggombolola y’e Gombe mu disitulikiti y’e Wakiso baguddemu ekyekango bwe bagudde...

Abatuuze nga baziika Ssali.

Amasasi ganyoose nga poliis...

Amasasi ganyoose nga poliisi y’e Wakiso egumbulula abatuuze abaaziikudde omulambo nga bagamba nti famire teyinza...

Kushaba ku mudaala gwe ogw'engoye.

Susan Kushaba asuuzizza Kay...

Abasuubuzi abakolera mu katale ka St. Balikuddembe akamanyiddwa nga Owino, bajaganya olw'okulondebwa kwa Susan...