TOP

Basonze ku kyasuddeMuseveni e Mayuge

Added 20th January 2021

ABATUUZE mu disitulikiti y'e Mayuge n'abakulembeze boogedde lwaki Robert Kyagulanyi Ssentamu ‘Bobi Wine' owa NUP yasinze Pulezidenti Museveni akalulu mu disitulikiti eno.

Bano baabadde ku boodabooda nga batwala omulwadde mu ddwaaliro.

Bano baabadde ku boodabooda nga batwala omulwadde mu ddwaaliro.

ABATUUZE mu disitulikiti y'e Mayuge n'abakulembeze boogedde lwaki Robert Kyagulanyi Ssentamu ‘Bobi Wine' owa NUP yasinze Pulezidenti Museveni akalulu mu disitulikiti eno.
Pulezident Museveni (NRM) yafunye obululu 50,485 olwo Robert Kyagulanyi Ssentamu ‘Bobi Wine' owa NUP n'afuna obululu 62,399. Abatuuze bagamba nti disitulikiti eno eri ku nnyanja era abaserikale abalwanyisa envuba embi baava ku mulamwa ate ne badda mu kutulugunya abantu n'okuwamba ebintu byabwe ng'obutimba, amaato n'ebirala ne bakyawa gavumenti.
Ate abavubuka bagamba nti ekibaluma ly'ebbula ly'emirimu era basabye Pulezidenti Musevei nti engeri gy'akomyewo mu buyinza nti akole ku nsonga ey'okufunira abavubuka eby'okukola era singa bino abikolako nti okulonda okwa 2016 agenda kuwangulira waggulu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuzannyi wa Villa (ku kkono) n'owa Busoga United nga bagoba omupiira mu gwa liigi ogusembyeyo. Baagwa maliri, 1-1.

VILLA ETUNUZZA OMUDUMU MU UPDF

Leero (Lwamukaaga) mu Liigi (10:00); SC Villa - UPDF, Bombo Onduparaka - Vipers, Arua KCCA - Kitara, Lugogo Bright...

Cheptegei ng'ajaganya.

Likodi za Cheptegei zimweyi...

ENJOGERA egamba nti ‘Katonda nga yaakuwadde, n'ennume ezaala' etuukira bulungi ku muddusi Joshua Cheptegei. Ye...

Ivana Ashaba (mu maaso), owa Hippos ng'alemesa owa Burkina Faso okutuuka ku mupiira.

Hippos eyiseemu kavvu

ENKAMBI ya ttiimu y’eggwanga ey’abatasussa myaka 20 (Hippos), yeeyongeddemu ebbugumu, FUFA bwe baawadde doola 80,000...

Ttakisi mu paaka enkadde.

'Bbeeyi y'entambula esusse'

ABABAKA ba palamenti bennyamivu olw’ebisale by’entambula ebyeyongera okulinnya buli lukya ekinyigiriza abasaabaze....

Fr. Kabagira ne Fr. Mubiru nga baganzika ekimuli ku ntaana ya Ssaabasumba Joseph Kiwanuka mu Eklezia e Lubaga.

Bajjukidde Ssaabasumba Kiwa...

ABAKKIRIZA bajjukidde Ssaabasumba Joseph Nakabaale Kiwanuka eyafa nga February 22, 1966 n’aziikibwa mu Eklezia...