TOP

Makindye okulonda kutambudde kasoobo

Added 20th January 2021

Abalondesezza mu bitundu bya Kampala eby'enjawulo bategeezezza nti ku mulundi guno abantu tebajjumbidde nnyo kulonda bakulembeze baabwe okuli Loodi Meeya, ba Meeya ba Divisoni, saako bassentebe ba disitulikiti.
Winnie Najjemba, alondesezza ku Wansaso A-M, mu muluka gwa Kibuye II mu Divisoni y'e Makindye ategeezezza Bukedde nti bweziweredde essaawa munaana ogw'olweggulo nga kubalonzi 1143, abantu 450 bokka be babadde baakalonda, ate Labani Nabimanya, akulidde okulondesa ku Wansanso-Lubiri N-Z, ku balonzi 1186, abantu 325, bokka be babadde baakalonda.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Emmotoka ya Kyagulanyi empya.

Aba URA beezinze ku mmotoka...

EBY'EMMOTOKA ya Kyagulanyi gy'agamba nti teyitamu masasi byongedde okulanda ab'ekitongole ky'emisolo ekya URA bwe...

Kyagulanyi (wakati), Ssaabawandiisi wa NUP Lubongoya ne Nambooze nga bakutte ebifaananyi by’abaakwatibwa.

▶️ Bazadde b'abaakwatibwa b...

BAZADDE b'abavubuka abaakwatibwa bakaabizza abantu nga batottola ennaku gye bayitamu okuva abaana baabwe lwe baakwatibwa....

Akulira bonna bagaggawale e Gomba , Brig. Fanekansi Mugyenyi (wakati) ng’akwasa abakyala b’e Gomba ente.

Abakyala b'e Gombe bafunye ...

GAVUMENTI ng'eyita mu kitongole kyayo ekya Operation Wealth Creation (Bonna Bagaggawale) egabidde abakyala b'e...

Abaserikale nga bateeka ku kabangali omulambo gw’omusajja eyasangiddwa mu kibira e Bunnamwaya.

Bazudde omulambo ogutaliiko...

ABATUUZE bakyasobeddwa ku mulambo gwe baazudde mu kibira nga teguliiko magulu. Omulambo guno gwasangiddwa mu kibira...

Ettaka eryogerwako baalissaako n’akapande akagaana abantu okuligula. Mu katono ye Msgr. Kasibante.

Omugagga aguze ettaka ly'Ek...

ABAKRISTU b'ekigo kya St. Charles Lwanga e Gaba bali mu kusoberwa olw'engeri ettaka ly'ekigo eriwezaako yiika bbiri...