TOP

KCCA ettukizza ebikwekweto

Added 21st January 2021

EKITONGOLE kya KCCA kittukizza ebikwekweto okukwata abantu ababadde batundira ebintu ku nguudo z'omu Kampala bw'ekisindise abaserikale ne babowa ebintu byabwe.

Omu ku bakazi abatundira ebintu ku nguudo ng’aliko by’agamba omuserikale wa KCCA oluvannyuma lw’okubagoba we bakolera.

Omu ku bakazi abatundira ebintu ku nguudo ng’aliko by’agamba omuserikale wa KCCA oluvannyuma lw’okubagoba we bakolera.

EKITONGOLE kya KCCA kittukizza ebikwekweto okukwata abantu ababadde batundira ebintu ku nguudo z'omu Kampala bw'ekisindise abaserikale ne babowa ebintu byabwe.

Bino byabaddewo ku Lwokubri abaserikale ba KCCA bwe baagenze ku nguudo z'omu Kampala naddala abatembeeyi ze babadde beefuze nga batundirako ebintu naddala ku Namirembe Road ne Luwum Street ne babagoba saako okuwamba ebimeeza n'obutebe kwe babadde babiteeka.

Omwogezi wa KCCA Daniel Nuwabwine yagambye nti okuddamu ebikwekweto kivudde ku batembeeyi ababadde basusse ku nguudo ne baviirako ab'ebigere okubulwa we bayita.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaavunaaniddwa mu kkooti y'amagye.

ABAGAMBIBWA OKUNYAGA OMUKOZ...

ABAGAMBIBWA okulumba amaka g’omukozi wa bbanka nga bakozesa emmundu basimbiddwa mu kkooti y’amagye omu nakkiriza...

Ekiggwa ky'Abajulizi e Namu...

Engeri Ekiggwa ky'Abajulizi e Namugongo gye kifaanana. Eno gye battira Abajulizi era ekifo kino kyafuuka kya bulambuzi...

Abamu ku beetabye mu lukiiko.

Alina poloti etaweza 50 ku ...

Minisitule y’eby’ettaka n’okuteekerateekera ebibuga bafulumizza enteekateeka empya ey’okuzimba mu bibuga. Bategeezezza...

SPC Faizal Katende.

SPC Faizal Katende eyakwati...

OFIISA wa poliisi SPC Faizal Katende asabye kkooti emukkirize okuyimbulwa ku kakalu ka`ayo. Bino Ssentebe wa kkooti...

Ssentebe Sserwanga (alina enkumbi) ng'atema evvuunike ly'okuzimba eddwaaliro.

Gavumenti ewadde ab'e Kayun...

GAVUMENTI ewadde ab’e Kayunga obukadde bw’ensimbi 600 okugaziya eddwaaliro lya Busaale mu ggombolola y’e Kayunga...