TOP

Omwana asuuzizza maama eggaati

Added 21st January 2021

ABANTU bawuniikiridde bwe balabye omuwala abamu gwe baayisa omwana ng'awangudde obwakansala okukiikirira eggombolola y'e Ssi ku lukiiko lwa disitulikiti y'e Buikwe.

Kansala Bitamiisi (ku kkono) abantu gwe baagambye nti muto.

Kansala Bitamiisi (ku kkono) abantu gwe baagambye nti muto.

Bya Mukasa Kivumbi

ABANTU bawuniikiridde bwe balabye omuwala abamu gwe baayisa omwana ng'awangudde obwakansala okukiikirira eggombolola y'e Ssi ku lukiiko lwa disitulikiti y'e Buikwe.  

Kansala Kinaalwa

Nabweteme Bitamiisi agenda kudda mu bigere bya Kansala Milly Kinaalwa akiikiridde abakyala b'e Ngogwe ne Ssi okumala ebbanga.

Nabweteme yalagidde ddala nti akyali Muto kuba obwedda abamuyita okumubuuzaako n'okumuyozaayoza ng'afukamira wansi wadde enkuba yabadde etonnye.

Yagambye nti emirimu waakugikola bulungi kuba kyakola akimanyi ate nga muyigirize kuba yaakamala Dipulooma mu busomesa.

Yagambye nti agenda kutunuulira nnyo ensonga ezikwata kukutumbula embeera z'abakyala mu kitundu kye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lagu (ku ddyO), Spice Diana ne Rema Namakula.

Omusawo awabudde ku bagenda...

ABASAWO bawabudde ku baagala okutonera omuyimbi Evelyn Lagu ensigo basooke babakebere. Ku mukolo gw’okwoza emmotoka...

Rev Kisakye

Okusiiba si kwa nnaku 40 zokka

ABAKKIRIZA abeenyigira mu kusiiba okw’ennaku 40 babuuliriddwa okwongera okubeera n’okukkiriza mu Katonda nti yekka...

Fr. Kabanda.

Ekkubo ly'omusaalaba libeer...

NG’OGGYEEKO Olwokutaano Olutukuvu olutambuzibwako ekkubo ly’omusaalaba, mu kisiibo tulagirwa okutambuza ekkubo...

Maj. Katamba.

Abaazirwanako 200 bagenze S...

EKIBINJA ky’amagye ekisooka e Kakiri kisunsudde abaazi rwanako 200 nga baakutwalibwa e Somalia okwongera okukuuma...

Abamu ku batuuze abaabadde mu kkooti.

Kkooti etandise okuwulira o...

OMULAMUZI Yasin Nyanzi atandise ku nteekateeka y’okuwulira omusango gw’abatuuze b’e Nakawa abaasengulwa ku luguudo...