TOP

Batenderezza Joyce Kawalya

Added 23rd February 2021

Omulabirizi w’e Namirembe, Wilberforce Kityo Luwalira atendezza omugenzi Joyce Kawalya olw’okukolera ekkanisa. Yagambye nti omugenzi abadde akulembeza ssaala ng’engabo ye bw’abaddenga n’okusoomoozebwa mu nsonga ez’enjawulo.

Abakyala b’ekibiina ka Mother’s Union nga bateeka ebimuli n’olugoye lw’ekibiina ku ssaduuko y’omugenzii Joyce Nakibirege Kayaga Kawalya (waggulu mu katono) mu lutikko e Namirembe.

Abakyala b’ekibiina ka Mother’s Union nga bateeka ebimuli n’olugoye lw’ekibiina ku ssaduuko y’omugenzii Joyce Nakibirege Kayaga Kawalya (waggulu mu katono) mu lutikko e Namirembe.

Omulabirizi w'e Namirembe, Wilberforce Kityo Luwalira atendezza omugenzi Joyce Kawalya olw'okukolera ekkanisa. Yagambye nti omugenzi abadde akulembeza ssaala ng'engabo ye bw'abaddenga n'okusoomoozebwa mu nsonga ez'enjawulo.

Omugenzi Kawalya.

Bino yabyogeredde mu kusaba okw'okwebaza Katonda olw'obulamu bwa Joyce Kawalya, 87 mu kkanisa Lutikko e Namirembe ku Ssande.

Dr. Ruth Ssennyonyi ne Josephine Kasaato baatenderezza omugenzi olw'emirimu gy'akoledde ekibiina lya Mothers Union okuva mu mwaka gwa 1964 n'awummula mu 1987 wabula era n'asigala ng'akyaweereza ng'ayita mu kusiba abagole n'okubafumbira emmere. Omugenzi abadde abeera Mengo era yafudde nga February 14.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssengoozi ng'alaga tayiro z'akola.

Okukola tayiro okuva mu bis...

“ Nze nabonaabona n'okunoonya emirimu nga n'akamala yunivasitte, kyokka olw’okuba nali nfunye obukugu mu kukola...

Christopher Kasozi ng'awa ebyennyanja emmere.

Abalunzi b'eby'ennyanja bal...

ABALUNZI b’ebyennyanja ku mwalo gw’e Masese e Jinja abeegattira mu kibiina kya ‘’Masese Cage Fish Farmers Co-operative...

Looya wa Ssempala yeekandaz...

LOOYA wa Isaac Ssempala, bba w’omubaka Naggayi Ssempala yeekandazze n’abooluganda ne bava mu kkooti looya bw’alemereddwa...

KCCA ekutte abatundira ku n...

ABASERIKALE ba KCCA bakoze ekikwekweto  mwe bakwatidde abatembeeyi n’abatundira ebintu ku nguudo n’okubowa emu...

Omulangira Ssimbwa

Enfa y'Omulangira Ssimbwa e...

OKUFA kw’Omulangira Arnold Ssimbwa Ssekamanya kuleesewo ebibuuzo nkumu ebirese nga biyuzizzayuzizza mu Balangira...