TOP

Omukungu alaze ekyalemesa NEMA okuwera obuveera

Added 25th February 2021

Omukungu akulira ekitongole ekivunaanyizibwa okukuuma n’okulabirira obutonde, Dr. Daniel Babikwa ategeezezza nti enkyukakyuka ezaakolebwa palamenti, ekitongole kya NEMA, bwe kyaggyibwako obuyinza bw’okussa mu nkola okuwera n’okukomya okutunda obuveera mu ggwanga n’ebukwasa ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebyamaguzi ye kanaaluzaala w’obutabukomya mu ggwanga.

Bannamawulire okuva mu Busoga, abeetabye mu musomo.

Bannamawulire okuva mu Busoga, abeetabye mu musomo.

Omukungu akulira ekitongole ekivunaanyizibwa okukuuma n'okulabirira obutonde, Dr. Daniel Babikwa ategeezezza nti enkyukakyuka ezaakolebwa palamenti, ekitongole kya NEMA, bwe kyaggyibwako obuyinza bw'okussa mu nkola okuwera n'okukomya okutunda obuveera mu ggwanga n'ebukwasa ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw'ebyamaguzi ye kanaaluzaala w'obutabukomya mu ggwanga.

 Bino yabitegeezezza Bukedde mu Jinja City Hall nga yaakamala okwogerera mu musomo gwa bannamawulire ogw'okukuuma obutonde okuva mu Busoga ku Mmande. Omusasi yabadde amubuuzizza ku kikyagaanye NEMA okutuukiriza obuvunaanyizibwa bw'okuwera obuveera mu ggwanga, nga bwe baali basuubizza okukikola.

Kino kiddiridde abalimi okuva mu disitulikiti z'e Busoga, ez'enjawulo okubuuza omusasi ono, ekyatuuka ku kiragiro kya NEMA, ekyali kiwera obuveera okutundibwa mu ggwanga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kangaawo ng'ayogera e Butuntumula.

Kangaawo akunze Abalemeezi ...

OMWAMI wa Ssaabasajja Kabaka atwala essaza ly' e Bulemeezi, Kangaawo Ronald Mulondo agugumbudde bassemaka  abaganza...

Pulezidenti wa DP Norbert Mao ne Ismail Kirya mu lukiiko ne bannamawulire.

Aba DP basabye Gavt. okuliy...

BANNAKIBIINA kya DP basabye Gavumenti okuliyirira abantu bonna abagenda okufiirwa ettaka awagenda okuyita payipu...

Dayirekita Wambuga (ali mu kkooti) ng' agezaako okunnyonnyola abasomesa abamutabukidde.

Abasomesa batabukidde dayir...

Emirimu gisannyaladde ku ssomero lya Good Luck Junior School e Katalemwa mu ggombolola y'e Gombe mu disitulikiti...

Omukazi nga bamusitula okumussa ku kabangali bamutwale mu ddwaaliro.

Kabangali ya poliisi etomed...

KABANGALI ya poliisi ewabye n'erumba okukazi abadde atambulira ku mabbali g'ekkubo okukkakkana ng'emumenye okugulu....

Mu Kkooti ye kkansala w'e Luzira, Willy Turinawe  ng'atottola obulumi bwe bayitamu.

Abatuuze batabukidde abayoo...

ABATUUZE ba Stage 7 e Luzira ekisangibwa mu Munispaali y'e Nakawa bavudde mu mbeera ne batabukira abakozi ba Kkampuni...